TOP
  • Home
  • Mupiira
  • URA emalidde mu kyakutaano mu za Super 8

URA emalidde mu kyakutaano mu za Super 8

By Musasi wa Bukedde

Added 20th August 2019

URA FC ewangudde Wakiso Giants mu mpaka za Pilsner Super 8

Urawebnew 703x422

Said Kyeyune owa URA, y'omu ku baagiteebedde.

Mu Pilsner Super 8

Wakiso 4 (2)- (2) 2 URA

URA FC ewangudde Wakiso Giants  ggoolo 4-2 eza peneti, n’emalira mu kyokutaano, mu mpaka za Pilsner Super 8. Mu ddakiika 90 baasoose kulemagana 2-2.

Empaka zino ze ziggya abantu ekifu  ku maaso nga liigi y’eggwanga eya 'StarTimes Uganda Premier League' tannatandika. Zeetabwamu ttiimu mukaaga ezaakulembera liigi sizoni ewedde, n’ebbiri ezasuumusibwa okuva mu Big League.

KCCA FC ne Vipers ze zaatuuse ku fayinolo ezannyibwa ku Ssande eno (August 25), era KCCA ewera kuddamu kusitukira mu kikopo kye yawangula sizoni ewedde.

Ttiimu ezeetabye mu  mpaka zino kuliko; KCCA, Vipers, Onduparaka, Mbarara City, URA, Wakiso Giants, Proline ne Tooro United.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abr1 220x290

Empaka za ASFAs bazongeddemu ebirungo...

Basereebu beesunga kuwangula ngule mu mpaka z'emisono eza Abryanz Style and Fashion Awards (ASFAs)

Siba 220x290

Leero mu mboozi z'omukenkufu, tukulaze...

EMMWAANYI kyabugagga era bajjajjaffe baazitunda ne bakolamu ebintu eby’enjawulo omwali okusomesa abaana, okugulanga...

Kusasiraserenandijjo32 220x290

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira...

Ekyabade mu kivvulu kya Kusaasira ku Serena: Museveni ayanukudde Mayinja ku by'oluyimba lwa 'Ebintu bizzeemu'

Cf67bb0a32be4b27bedf0076e8e46208 220x290

Bazannye ffirimu ku ngeri abavubuka...

Ekitongole kya Reach a hand nga kiri wamu n'Omunigeria kafulu mu kuzannya ffirimu Emmanuel Ikubese basabuukuludde...

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.