TOP

Aviv akubye ku mattu

By Ismail Mulangwa

Added 21st August 2019

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za ‘Armed Forces Motorcross Championship.

Aviv 703x422

Abavuzi ba ddigi nga battunka.

Ttiimu ya Uganda eya ddigi efunye akaseko ku matama oluvannyuma lwa kafulu mu kubonga ddigi Aviv Orland okukomawo.

Ono yatandise okwetegekera empaka za ‘Armed Forces Motorcross Championship’ ezigenda okubeera e Busiika nga zaakwetabwamu bannamagye ng’akabonero k’okubasiima olw’emirimu gye bakoledde eggwanga.

viv ngali ku ddigi ate ku kkono nga bwafaananaAviv ng'ali ku ddigi ate ku kkono nga bw'afaanana.

 

Aviv, eyamenyekera mu kutendekebwa mu Amerika omwezi oguwedde wabula kati ali mu mbeera nnungi ng’era empaka za ‘Armed Forces Motorcross Championship’ bwe zinaatukira ajja kubeera fiiti okuumira bendera ya Uganda waggulu.

Empaka zino zaakwetabwamu abavuzi okuva mu mawanga okuli; Canada, Amerika, Belgium, Spain, Girimaani n’amalala. Omutendesi wa Aviv yategeezezza nti yatandise n’okutendekebwa okwangungu nga mu October ajja kubeera fiiti ekimala okuvuga ku mutendera ogwokusatu (MX125).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Teekamu 220x290

Eyanzigya mu ssomero yeegaanye...

NKIZUDDE kati nti eyannimbalimba n’annemesa emisomo yali ayagala kunkozesa nga tanjagala bya ddala.

Funa 220x290

Okukkiririza mu Katonda kizza laavu...

OMUWALA yenna kasita akula, kibeera kitegeeza nti alina obulamu bw’alina okuvaamu ate adde mu bulala ne gye biggweera...

Tuula 220x290

Mukwano gwange yansigulak

NZE Hakim Male nga mbeera Kireka Railway mu munisipaali y’e Kira. Siryerabira mukwano gwange gwe nali mpita owange...

Funayo1 220x290

Omuyizi alumirizza omusajja okumuwamba...

POLIISI y’e Matugga ekutte n’eggalira omusajja agambibwa okutaayizza omuyizi abadde agenda ku ssomero n’amuwamba...

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...