TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Omutendesi Ssimbwa agumizza abawagizi ba URA

Omutendesi Ssimbwa agumizza abawagizi ba URA

By Moses Kigongo

Added 22nd August 2019

Sam Ssimbwa atendeka URA essira alitadde ku lugoba oluteebi okusobola okuwangula liigi ya babinywera

Uraweb 703x422

Abazannyi ba URA mu kutendekebwa

OMUTENDESI wa URA FC,  Sam Ssimbwa, agumizza abawagizi nti sizoni eno baakuvuganya ku kikopo kya liigi y’ababinywera.

Ssimbwa yategeezezza nti n’ekizubu ky’okuteeba  akisalidde  amagezi, kuba sizoni ewedde ttiimu ye yakolanga emikisa mingi mu ntabwe, kyokka n’eteebako mitono.

Yabadde  Gayaza ku kisaawe kya Hormisdalen, nga bazannyamu ogw’okwegezaamu ne Water FC, era obwedda afaalasira abazannyi okulumba ggoolo y’omulabe ku sipiidi n’okwelaba amangu nga beegabira omupiira mu ntabwe. URA yawangudde ggoolo 3-1.

“Tugenda kuyingira liigi n’ekigendererwa ky’okuvuganya ku kikopo oba waakiri okumalira mu bifo ebisatu (3) ebisooka”, Simbwa bwe yategeezezza.

Mu liigi ya StarTimes Uganda Premeir League, URA eggulawo ne Maroons ku Lwokutaano nga August 30.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nagiriinya1nu 220x290

Eyaliko yaaya wa Nagirinya bamukutte...

ABEEBYOKWERINDA bongedde amaanyi mu kunoonyereza ku batemu abaawamba oluvannyuma ne batta omuwala Maria Nagirinya....

Shecraneswebnew 220x290

She Cranes yeetegekera za Afrika...

Ttiimu y'eggwanga eya She Cranes etandise okwetegekera empaka za Afrika ezitandika omwezi ogujja e South Afrika...

Do 220x290

Poliisi erondoola aba boda 2 abaamanya...

ABAVUNAANIBWA okuwamba n’okutta Maria Nagirinya ne Ronald Kitayimbwa poliisi ebatutte ew’omusawo okubeekebejja...

Cobapwebweb 220x290

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya...

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka...

Nara 220x290

‘Nalaga Abamerika bannaffe be batta...

Grace Bukenya amanyiddwa nga BK akuba bulatti olwa Amerika okusitukira mu Kayihura.