TOP

Amasaza munaana ganattunka mu 'quarter'

By Moses Kigongo

Added 22nd August 2019

Amasaza ag'enjawulo galwanira semi y'empaka z'Amasaza

Bulemeeziwebnew 703x422

Abazannyi ba Butambala

Mu gy’Amasaza ku Lwomukaaga

Ssese - Busiro e Lutoboka

Ssande;

Buddu - Butambala e Masaka

Kyaddondo - Ssingo e Mwereerwe

Kyaggwe – Bulemeezi, ku Bishop’s SS

WIIKENDI eno zinadda okunywa ng’Amasaza ag’enjawulo galwanira okwesogga semi y’empaka z’Amasaza ga Buganda.

Mu gano kuliko, Ssese, Butambala, Buddu, Busiro, Kyaddondo, Ssingo, Kyaggwe ne Bulemeezi.

Ssese ne Busiro be bagenda okutandika olutalo luno ku kisaawe ky’oku kizinga e Lutoboka ku Lwomukaaga, era Ssese ewera kuwangulira mu maka gaayo, egende okudding’ana nga terina puleesa.

 

Yo ttiimu ya batabani ba Pookino (Buddu) ettunka ku Ssande ng’ekyaza eya Katambala (Butambala) ku Masaka Recreation Grounds.

Mu mirala, Kyaddondo ekyazizza bannantameggwa b’empaka zino aba Ssingo,  sso nga Kyaggwe eri ne Bulemeezi ku kisaawe kya Bishop’s SS e Mukono.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bre 220x290

Aba Miss Uganda batongozza okugaba...

Aba Miss Uganda batongozza okugaba paadi mu masomero ng'erimu ku makubo okumalawo ekizibu ky'abayizi abawala abayosa...

Lukyamuziwebuse 220x290

Mukozese ekisiibo okwezza obuggya...

Abayizi bakubiriziddwa okukozesa ekisiibo kino okwenenya olwo bafune obulamu obulungi.

Gattako 220x290

Hosni Mubarak owa Misiri yafudde...

EYALI Pulezidenti wa Misiri, munnamagye Hosni Mubarak, bannansi gwe baanaabira mu maaso ne bamumaamula ku ntebe...

St14 220x290

Obululu bwa Stambic Uganda Cup...

Obululu bwa Stambic Uganda Cup bukwatiddwa

Got12 220x290

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja...

Emmotoka z'empaka zizzeeyo e Jinja