TOP
  • Home
  • Rally
  • Musaayimuto aweze okudda n'obuwanguzi.

Musaayimuto aweze okudda n'obuwanguzi.

By Ismail Mulangwa

Added 28th August 2019

"Omwaka guno sigenda kuleka bagwira kunjooga nnina okubalaga obukodyo bwa ddigi bwenjize."

Ntale 703x422

Liam Ntale

MUSAAYIMUTO Liam Ntale asuubizza eggwanga okukomawo n'obuwanguzi okuva mu mpaka za Afrika eza ‘FIM Motorcross Championship’ e Zimbabwe.

Ntale avugira mutendera ogw’abato (MX50cc) agamba nti ku mulundi guno tagenda kukkiriza bavuzi kuva mu nsi ndala naddala South Africa kuddamu kubajojobya mu mpaka zino kuba afunye okutendekebwa okumala.

“Tumaze akaseera nga tuli mu kutendekebwa okwakasameeme era ndi mwetegefu okwabika ekifuba n’abavuzi kuba mbewulira” Ntale bwe yagambye.

Uganda yayungudde abavuzi 37 bakabiriti okwetaba mu mpaka zino ezigenda okuberawo ku wiikendi eno nga August 30 okutuuka nga September 1.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Rally 220x290

Laba ebbinu eribeera mu mmotoka...

ONOONYA ssanyu lya ku nsi, olina situleesi oba onoonya wa kuliira bulamu.Alina mmotoka gikube ekisumuluzo, owa...

Thumbnailrevmwesigwabyjmutebi5 220x290

Rev. Mwesigwa ebintu bimukyukidde:...

REV. Isaac Mwesigwa poliisi bwe yamukwasa aba famire ye, yalowooza nti ebintu biwedde kyokka ebigambo byamukalidde...

Mze 220x290

Owapoliisi atuuyanye mu gwa Kanyamunyu...

OMULAMUZI Steven Mubiru akiguddeko oluvannyuma lw’omuserikale wa poliisi eyabadde azze okulumiriza Mathew Kanyamunyu...

Bobi 220x290

Mayinja ensi ekulaba - Bobi

Bobi yasabiddwa okwongera okuttaanya ku njawukana eziriwo wakati w'abakulembeze ba People Power ne Ronald Mayinja...

Audience 220x290

Akubye amasasi mu badigize n'attirawo...

OMUVUBUKA alumbye abadigize mu bbaala n’abasindirira amasasi agattiddewo abantu mwenda. Poliisi bw’egezezzaako...