TOP

URA erumbye Wakiso.

By Ismail Mulangwa

Added 2nd September 2019

Sam Simbwa oluvannyuma lw’okumegga Maroons e Namboole ku ggoolo 3-0, yalabula nga bw’agenda okukuba buli ekimusala mu maaso kuba ttiimu yakoledde.

Ura1 703x422

Abannyi ba URA nga bajaganya.

Vipers SC-Tooro United FC St Mary’s Stadium

Express FC-Bright Stars FC Betway Muteesa II Stadium

Busoga United FC-KCCA FC FUFA Technical Centre-Njeru

Maroons FC-Kyetuma FC Luzira Prisons Ground

Wakiso Giants FC-URA FC Kabaka Kyabaggu Sports Stadium

Enkya ku Lwokubiri liigi ya Uganda eya ‘Startimes Uganda Premier League’ lw’eddamu okutojjera oluvannyuma lw’okuggyibwako akawuuwo wiiki ewedde ku Lwokuna.

Omupiira gwa Wakiso Giants abaakesogga liigi gujja kubaako obugombe nga battunka ne URA FC. Wakiso Giants eyingira ensiike eno ng’eyagala kufuna buwanguzi bwa liigi obusooka oluvannyuma lw’okukubwa bannantameggwa ba liigi aba KCCA (1-0) e Lugogo ku Lwomukaaga.

 ronson subuga owa aroons ku kkono ngalwanira omupiira ne assan alega owa   mu gwa liigi e amboole Bronson Nsubuga owa Maroons (ku kkono) ng'alwanira omupiira ne Hassan Kalega owa URA FC mu gwa liigi e Namboole.

 

Wabula omutendesi wa URA FC, Sam Simbwa  oluvannyuma lw’okumegga Maroons e Namboole ku ggoolo 3-0, yalabula nga bw’agenda okukuba buli ekimusala mu maaso kuba ttiimu yakoledde.

Mu ngeri y’emu Busoga United eyigga buwanguzi busooka ng’ettunka ne KCCA e Jinja, Edward Golola omutendesi wa Vipers wakuttunka ne Wasswa Bbosa atendeka Tooro United e Kitende.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nrm1 220x290

Okulonda kwa ssentebe wa NRM e...

Okulonda kwa ssentebe wa NRM e Mityana kutandikidde mu ggiya

Kalendeweds1 220x290

Obunkenke e Namirembe nga Reverand...

Abooluganda n’emikwano gya bagole ababadde mu lutikko baasirikiridde buli omu nga bwatunuulira munne okutuusa Rev....

Saba 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Nakalembe1 220x290

‘Muggya wange apangisizza abasajja...

AMALOBOOZI g’enkoko ezikookolima ge gaamuyambye okwewalula okuva mu kibira kya Mabira wakati okutuuka ku bantu...

Sebulime1 220x290

Famire ya Ssebulime ekukkuluma...

FAMIRE y’omugenzi Ronald Ssebulime eyakubwa poliisi amasasi ng’ateeberezebwa okuba mu lukwe lw’okwagala okutta...