TOP

Mubiru ayise abazannyi 27

By Ismail Mulangwa

Added 2nd September 2019

Denis Onyango y'omu ku bazannyi abayitiddwa okwetegekera omupiira gw'omukwano ku Ssande ne Kenya.

Cranes 703x422

Ttiimu ya Cranes.

Ku Ssande mu gw’omukwanao

Kenya-Uganda

OMUTENDESI wa ttiimu y’eggwanga ow’akaseera Abdallah Mubiru alangiridde ttiimu kabiriiti egenda okuttunka ne Kenya mu mupiira gw’omukwano mu kibuga Nairobi e Kenya nga September 8.

 ubiru Mubiru

 

Leero Abdallah Mubiru lw’alangiridde ttiimu y’abazannyi 27 ng’abamu babadde mu mpaka za AFCON ezibadde e Misiri ssaako n’abazannyi abazannya empaka za COSAFA e South Afrika.Wabula omuzannyi ow’enjawulo ateereddwa ku lukalala ye Fahad Bayo eyakeegatta ku Vipers sizoni eno.

Abazannyi b’awaka bakutandika okutendekebwa ku Lwokuna, wabula abazannyi abalala bakubegattako e Kenya.

Abazannyi abayitiddwa kuliko; Onyango Denis (Mamelodi Sundowns, South Africa), Lukwago Charles (KCCA FC), Odongkara Robert (Horoya AC, Guinea), Mutakubwa Joel (Kyetume FC), Willa Paul (Vipers SC), Kizza Mustafa (KCCA FC), Ochaya Joseph (TP Mazembe, DR Congo), Awany Timothy ( FC Ashdod, Israel), Jjuuko Murushid (Wydad Casablanca, Morocco), Revita John  (KCCA FC), Mujuzi Mustafa (Proline FC), Lwaliwa Halid (Vipers SC), Kasozi Nicholas ( KCCA FC), Lwanga Tadeo ( Tanta FC, Egypt), Lumala Abdu (Pyramids FC, Egypt), Kizito Luwagga ( (Shaktar Karagandy, Kazakhstan), Miya Faruku ( Konyaspor, Turkey), Kyambadde Allan ( El Gouna FC, Egypt), Kayiwa Allan ( Vipers SC), Aucho Khalid (El Miskir FC, Egypt), Okello Alan (KCCA FC), Mutyaba Muzamir ( KCCA FC), Okwi Emmanuel (Al Ittihad, Egypt), Kaddu Patrick (KCCA FC) ne Bayo Fahad (Vipers SC).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kkooti1 220x290

Poliisi eremeddwa okutwala fayiro...

POLIISI eremeddwa okutwala fayiro eriko omusango gw’okutemula eyali omwogezi wa poliisi, Andrew Felix Kaweesi mu...

Luwum 220x290

Abattakisi beegugunze olw’okuggala...

ABAGOBA ba takisi mu ppaaka enkadde abakozesa omulyango oguli ku Luwum Street bavudde mu mbeera ne bateeka akaziko...

Namanve 220x290

Ab’e Namanve balaajanidde ab’ekitongole...

ABATUUZE b’e Namanve (Kireku leerwe) abali ku ttaka ly’ekitebe ky’eggaali y’omukka, balaajana oluvannyuma lw’ekitongole...

Remassebunnya 220x290

Eyeekiika mu bba wa Rema aggyeeyo...

OMUSAJJA eyavaayo ne yeesimba mu bba wa Rema, abamu kye baataputa ng’ayagala okugootaanya emikolo gy’okwanjula,...

Brian 220x290

Mukula atutte Bryan White mu kkooti...

BRYAN White, ebibye bibi. Kkampuni ya Capt. Mike Mukula emututte mu kkooti lwa kumuguza mmotoka ku doola 120,000...