TOP
  • Home
  • Ebikonde
  • Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde

Kiraabu COBAP ewumizza ey'e Kenya mu bikonde

By Musasi wa Bukedde

Added 17th September 2019

Kiraabu ya COBAP eraze ginnaayo okuva e Kenya nti ekyali ya bigere mu bikonde, bw'ewumizza abazannyi baayo n'ebaleka mu kkubiro

Cobapwebweb 703x422

Martin Okayi (ku kkono) owa COBAP ng'attunka ne Munnakenya George Odhiambo

Bya FRED KISEKKA

KIRAABU y’ebikonde eya COBAP yawumizza Kongowea eya Kenya n’egireka ng’egyasimula bugolo.

Baabadde battunka mu  bikonde eby’omukwano eyabumbujjidde ku ‘Club Connect Point’ e Kawaala.  Kiraabu zombi zeetegekera ennwaana ez'enjawulo mu mawanga gaazo.

COBAP mu kiseera kino yeetegekera mpaka za ggwanga eza ‘National Inter-Mediates Boxing Championship’ ezigenda okutandiika ku nkomerero y’omwezi guno, ate  Kongowea yeetegera za 'Usafi Boxing Championship' eziri ku kalenda y’ebikonde eya Kenya.

 “Ndi mumativu n’omutindo gwe twayolesezza  kuba guwa essuubi. Singa tukuuma omutindo gwaffe, ebikopo bituli mu ttaano,” Lawrence Kalyango, atendeka COBAP, bwe yagambye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.

7900135314007387300859518542802200714280960n 220x290

Gravity Omutujju amaze n’alaga...

KYADDAAKI Gravity Omutujju alaze mukyala we mu lujjudde n’ategeeza nga bwe bagenda okwanjula mu January wa 2020...