TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Nanyondo ne Nakayi battunka ku semi mu misinde

Nanyondo ne Nakayi battunka ku semi mu misinde

By Musasi wa Bukedde

Added 28th September 2019

Nanyondo ne Nakayi badduse eggulo era ne bakola bulungi. Leero (Lwomukaaga), balina okulwana beesogge fayinolo, basobole okuwalnira emidaali

Wini 703x422

Nanyondo ng'aleebya abaddusi mu mpaka e Doha

EGGULO ku Lwokutaano, Winnie Nannyondo ne Halima Nakayi baayiseewo okwesogga semi mu mita 800 mu misinde gy’ensi yonna egya IAAF World Championship egiyindira mu kibuga Doha ekya Qatar.

Leero ku Lwomukaaga ku ssaawa 3:55 ez’ekiro, baakudda mu nsiike okulaba nga beesogga fayinolo.

 anyondo Nanyondo

 

Nakayi, yeesigamye ku mutindo gwe yassizzaawo mu mizannyo gya Afrika mwe yawangulidde omudaali ogw’ekikomo okulaba ng’ava e Doha ng’alina omudaali.

Mu mutendera mwe yaddukidde mu z’okusunsulamu ezaasoose, Nanyondo ye yakulembedde banne nga mita 800 yazidukidde mu ddakiika 2:01.19. Ajjukirwa mu mizannyo gya Commonwealth bwe yawangula omudaali gw’ekikomo era aluubirira okutuuka ku fayinolo asobole okuwangula omudaali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Enanga1 220x290

Taata wa Enanga atuuyanye ku by’ettaka...

TAATA w’omwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga abadde mu kaseera kazibu ng’annyonnyola engeri ye ne mutabani...

Lukwago 220x290

‘Sasula obukadde 50 oba ogende...

Sandra Katebaralwe, mukyala wa Paasita David Ngabo eyacaaka ennyo olw’okusabira FDC ng’alumba gavumenti ye yadduka...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde...

Omukyala w'olubuto bamulagajjalidde

Taxi5 220x290

Poliisi emukutte awambye abaana...

POLIISI y’e Bujuuko etaayizza omusajja agambibwa okuwamba abaana b’essomero n’emussa ku mpingu. Yeewozezzaako nti...

M71 220x290

Museveni awadde Sabiiti ekiragiro...

PULEZIDENTI Museveni awadde amyuka omuduumizi wa poliisi mu ggwanga, Maj. Gen. Sabiiti Muzeeyi, ennaku bbiri aveeyo...