TOP

BULFC ewangudde Bukedea n'ekangazza

By Musasi wa Bukedde

Added 30th September 2019

BUL FC erabudde Maroons FC okugyerinda mu liigi ya babinywera

Bulweb 703x422

Peter Onen (ku kkono) ng'awa abazannyi ebiragiro mu kutendekebwa

Bya BRUNO MUGOODA

 BUL FC 1-0 Bukedea

Lwakubiri mu liigi

BUL FC- Maroons

BUL FC oluwangudde Bukedea, n’erabula Maroons gy’ezzaako mu StarTimes Uganda Premier League, okugyerinda.

Gwabadde mupiira gwamukwano, BUL n’eguwangula ggoolo 1-0, era omutendesi Peter Onen yagambye nti emipiira nga gino gibayamye okwekuumira ku mutindo mu kiseera liigi w’ebadde yawummulira. Ggoolo yateebeddwa  Hamis Tibiita.

‘’Emipiira nga gino giyamba okukuumira abazannyi ku mutindo, kyetuvudde tugyettanira,” Onen  bwe yannyonnyodde. Mu mupiira omulala ogwazannyiddwa gye buvuddeko, BUL yawangudde  Wakiso Giants FC 1-0.

Ku Lwokubiri.,  BUL ezannya Maroons mu StarTimes Uganda Premier League, ng’enoonya buwanguzi obunaagiyamba okudda waggulu waayo. BUL mu kyokuna yeenkanya obubonero (9) ne Maroons (mu kyokusatu), ng’enjawulo ya ggoolo yeebaawula.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Museveni tayagala kuggya musolo...

PULEZIDENTI Museveni ategeezezza nti tawagira kya gavumenti okubinika amasomero n’amatendekero ag’ebyenjigiriza...

Ssentebesserwangaomubakawantenjerusouthfredbasekerdcmwanamoizanabakunguabalalangabatemaevvuunikeawagendaokuzimbibwaessomerowebuse 220x290

Gavumenti yaakuzimbira ab'e Kayunga...

Ab'e Kayunga bagenda kuzimbirwa essomero lya siniya lya bbiriyooni bbiri nga n'evvuunike lyaggwa okutemebwa

Abantungabalingizamuddirisaokulabaomulambogwakantonoekifsaulwokulira 220x290

Asse mukazi we naye ye yeetuga...

Omusajja atemyetemye mukazi we n'amutta n'amulesa ebbujje ery'emyezi musanvu

Kiteb13webusemubuulo 220x290

Abatundira ku nguudo baweereddwa...

Abasuubuzi abakolera mu katale ak'omu buulo n'ababadde bakolera ku kkubo mu bitundu by'e Kabowa - Wankulukuku –...

Olukiiko lwa Bobi Wine luli mu...

POLIISI eyiye abaserikale baayo mu Ndeeba okuziyiza olukiiko lwa Bobi Wine lw’ategeseeyo olwaleero; okwebuuza ku...