TOP

Ebikwata ku McKinstry alidde ogw'okutendeka Cranes

By Musasi wa Bukedde

Added 30th September 2019

Ebikwata ku McKinstry alidde ogw'okutendeka Cranes

Cranes 703x422

Akola nga pulezidenti wa FUFA, Justus Mugisha ng'akwasa omutendesi wa Cranes omuggya Jonathan McKinstry omujoozi bw'abadd atongozebwa ku kutebe kya FUFA e Mengo. Sept 320 2019.(Ekif:Silvano Kibuuka)

JONATHAN MCKINSTRY Y'ANI?

  • Mu 2013 McKinstry yatandika omulimu gw'okutedeka amawanga bwe yeegatta ku ggwanga Sierra Leone gye yava okwegatta ku ggwanga lya Rwanda bano nga yabatuusa ku luzannya olw'akamalirizo bwe bawagula Ethiopia abali abategensi ba CECAFA mu 2015. Mu 2016 yayabako Rwanda okumalira kuluzanya lwa “Quarter”.
  • McKinstry atedenseko mu mawanga okuli Northern Ireland, England, USA, Ghana, Sierra Leone, Rwanda ne Lithuania.
  • Wabula okutandika obutedensi McKinstry yaakutandikira mu ttiimu ya Newcastle United ey'abato we yava ne yeegatta ku New York Red Bulls ne ttiimu ya Craig Bellamy Foundation.
  • Mu 2017 McKinstry yeegatta ku ttiimu ya Kauno Zalgiris ezannyira mu Ggwanga lya Lithuania.
  • Nga November 7 McKinstry yeegatta ku ttiimu ya Saif SC ezanyira mu liigi ya Bangladesh nga yandira omugereza Stewart Hall.

Bikung'anyizidwa Deogratius Kiwanuka

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ssengalogonew 220x290

Emyezi ebiri sigenda mu nsonga...

Ndi muwala wa myaka 21. Nneegatta oluvannyuma ne ng'enda mu kalwaliro ne ngula empeke okwetangira okufuna olubuto...

Uganda4 220x290

Onyango n'abawagizi basiimye ebitone...

Bayo, yazannye eddakiika 90 so nga Okello yazannyeko 25 oluvannyuma lw’okuyingira mu kifo kya Kizito Luwagga.

Villapolice04 220x290

Villa ekaabirizza Onduparaka omwayo...

Ggoolo ya Emma Kalyowa mu ddakiika eyookutaano, Faizol Muwawu (14) ne Fahad Bardiro (91), ze ziyambye Villa okuwangula...

Capture 220x290

KCCA eggadde woteeri: Babadde bafumbira...

KCCA eggadde woteeri: Babadde bafumbira emmere mu kaabuyonjo

Capture 220x290

Abatuuze beekoledde oluguudo: Bakukkulumidde...

Abatuuze beekoledde oluguudo: Bakukkulumidde abakulembeze obutabayamba