TOP
  • Home
  • Rally
  • Vision Group edduukiridde aba ddigi

Vision Group edduukiridde aba ddigi

By Ismail Mulangwa

Added 1st October 2019

Kenneth OduKa, kituunzi wa Vision Group, agamba nti bakola ekisoboka okulaba nga batumbula omuzannyo gwa ddigi mu ggwanga.

Visiongroup1 703x422

Kituunzi wa Vision Group Keneth Oduka makka n'akwasa Maxim ceeki ya bukadde 50 amudiridde ye Lt.Col.Deo Akiiki omumyuka w'omwogezi wa UPDF mu ggwanga ku ddyo ate okuva ku kkono ye Daneil Okwee ne Barak Orland.

KKAMPUNI ya Vision Group efulumya olupapula lwa Bukedde etadde bukadde 50 mu mpaka za ddigi ez’okusiima bannamagye eza ‘Armed Forces Appreciation Motorcross Championship’ ezigenda okuyindira e Busiika ku Ssande.

Kenneth Oduka, kituunzi wa kkampuni eno, agamba nti Vision Group ekola ekisoboka kyonna okulaba ng’etumbula omuzannyo gwa ddigi n’okutunda bamusaayimuto bamanyike mu ggwanga.

 kuva ku kkono ye osua ulimiaxim an eetoleo kiikiviv rlandlon rland wakatiortune entamutav rland ne arol asaliza Okuva ku kkono ye Josua Mulimi,Maxim Van Pee,Lt.Col.Deo Akiiki,Aviv Orland,Alon Orland wakati,Fortune Sentamu,Stav Orland ne Carol Basaliza.

 

Bino yabyogedde ng’asinziira ku mukolo ogwabadde ku kizimbe kya Pike House ekisangibwa mu kibangirizi ky’abannamakolero n’akakasa obuwagizi eri omuzannyo guno era buli nteekateeka zaakulabikira nga mu mikutu gyonna egya Vision Group.

Ng’eggwanga lyetegekera okukuza ameefuga, empaka zino zaakukola ng’akasiki.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kiteb13webusemubuulo 220x290

Abatundira ku nguudo baweereddwa...

Abasuubuzi abakolera mu katale ak'omu buulo n'ababadde bakolera ku kkubo mu bitundu by'e Kabowa - Wankulukuku –...

Olukiiko lwa Bobi Wine luli mu...

POLIISI eyiye abaserikale baayo mu Ndeeba okuziyiza olukiiko lwa Bobi Wine lw’ategeseeyo olwaleero; okwebuuza ku...

Seb1 220x290

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde...

Beefudde abasawo ne bamufera obukadde 15

Gab1 220x290

Omutaka Gabunga awummuzza basajja...

Omutaka Gabunga awummuzza basajja be

Pip1 220x290

Aba People Power bongedde okwenyweza...

Aba People Power bongedde okwenyweza