TOP

Bazadde ba Nakaayi batadde ku gavumenti akazito

By Silvano Kibuuka

Added 4th October 2019

Abazadde b'omuddusi Nakaayi bye basabye Gavumenti biibino

Nakaayi2 703x422

Nakaayi ng’adduka.

 • Gavumenti obutaggya musolo ku ssente Nakaayi ze yafunye. Baasabye Gavumenti emwongere bwongezi. Wabula etteeka eppya erya 2019 erya URA, abantu abafuna ssente mu kiti kya Nakaayi tebakyaggyibwako musolo.

 

 • Baasabye Gavumenti emuyise ng’abaddusi abalala abazze bawangula zaabu.

 

 • Baasabye aweebwe mmotoka, azimbirweennyumba nga bwe kyali ku Stephen Kiprotich, Joshua Cheptegei n’abalala.
 akayi ne kitaawe lwe yatikkirwa ddiguli Nakayi ne kitaawe lwe yatikkirwa ddiguli.

 

 • Baasabye Gavumenti obutalwawo kutuukiriza kuba n’okumussa ku bannabyamizannyo abafuna ensako ya Gavumenti buli mwezi, bamulwisa nnyo. Bagamba nti okumukolera bino, kizzaamu abalala amaanyi.
 • Basaabye Gavumenti emuwe omulimu wadde addukira ekitongole kya UWA kuba era muyivu alina diguli.
 •  Baagala Gavumenti emubbulemu olumu ku nguudo z’omu Kampala.
 alima akaayi ku kkono ngali ne mukwano gwe mu buto Halima Nakaayi (ku kkono) ng'ali ne mukwano gwe mu buto.

 

 • Mu kwebaza abazadde, baasabye Gavumenti ebakolere Hijja ate n’okubateeka mu pulogulaamu za Operation Wealth Creation.
 • Munisipaali y'e Lugazi yandizimbye ekisaawe n’ekituuma Nakaayi Stadium.
 • akaayi lwe yawangula emisinde mu pulayimale e ukono Nakaayi lwe yawangula emisinde mu pulayimale e Mukono .

   

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Fufaafconprepsoct23bukedde6 220x290

Cranes yaakutambulira mu Bombardier...

Abakungu ba FUFA bagamba nti ennyonyi ya Uganda Airlines y'egenda okubatumbuza nga bagenda okuzannya Burkina Faso...

Capture 220x290

Poliisi ekutte omuwala abba ssente...

Poliisi ekutte omuwala abba ssente ku masimu: Akoppa pin code n'azeesindikira

Buv1 220x290

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku...

Omuliro gusaanyizzaawo ebintu ku kizinga e Buvuma

Kcca1 220x290

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa...

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze...

Capture 220x290

Ab'abaana abasatu basiibuddwa mu...

Ab'abaana abasatu basiibuddwa mu ddwaliro: Balaajanidde abazirakisa okubadduukirira