TOP

Cheptegei ne Nakaayi babaaniriza nga bazira

By Silvano Kibuuka

Added 7th October 2019

Abaddusi Halimah Nakaayi ne Joshua Cheptegei abaawangulidde Uganda emidaali gya zaabu mu misinde gy’ensi yonna egya World Championships e Doha mu Qatar bajjidde mu bbugumu okutuuka mu Hotel Africa mu Kampala.

Vuga43 703x422

Bazze ne bannabwe mu ttiimu ey’abaddusi 20 n’abakulembeze abaabadde mu misinde egyo era nga bazze balaga bantu emidaali gye baawangudde.

Batuuse ku Hotel Africana ne bagabulwa ekijjulo ekitegekeddwa aba NCS wamu ne MTN abateeka ensimbi mu kibiina ky’emisinde.

Nakaayi abadde ne bazadde be Rose Nagadya ne Ahmed Makumbi ate n’aba Cheptegei Stephen Munerya Kwalya ne Irene Chemisto babaddewo.

Omumyuka wa ssabawandiisi wa NCS, David Katende agambye nti entegeka zikolebwa abaddusi batwalibwe ewa Pulezidenti asiime emidaali n’okubazzamu amaanyi.

alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''
alt=''

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Toll 220x290

Embeera ya Tamale Mirundi: Abasawo...

ABASAWO abamaze wiiki nga bajjanjaba Tamale Mirundi bamuzuddemu omusujja gw’omu byenda (Typhoid) ssaako n’obuzibu...

Abapya 220x290

Mmengo n'Abasiraamu bakukkulumye...

MMENGO eyogedde ku nkyukakyuka Pulezidenti Museveni ze yakoze mu baminisita n’egamba nti Bannayuganda bajja kusanyuka...

Yiwayiwa1 220x290

Eyawambye abaana 3 asabye ssente...

EYAWAMBYE abaana basatu e Kiboga n’asaba ssente, abazadde bazimuwadde kyokka n’abasala obulago emirambo n’agisuula...

Rugbyweb 220x290

Aba rugby ekisaawe tekibalemesa...

Hima Cement Heathens ewangudde Makerere Impis ne yeeywereza ku ntikko

Arteta 220x290

Tetujja kulemesa Arteta kwegatta...

Arsenal eri ku muyiggo gwa mutendesi muggya anaasikira Unai Emery eyagobwa ku nkomerero ya November.