TOP

Amenye likodi mu misinde gya Marathon

By Ester Naluswata

Added 12th October 2019

Bukya batandika kudduka misinde gya Marathon, wabadde tewannabaawo muddusi aziddukira wansi w'essaawa bbiri okutuusa Kipchoge lw'akikoze.

Kipchoge 703x422

Kipchoge

MUNNAKENYA Eliud Kipchoge amenye likodi mu misinde gy’okwetooloola ebyalo giyite Marathon, bw’agiddukidde mu ssaawa 1:59 ekitabangawo mu nsi yonna.

Zaabadde mpaka ezibadde mu kibuga Vienna ekya Austria. Kipchoge wa myaka 34 era kiromita 42 (ze bayita Marathon), yaziddukidde mu ssaawa emu n’eddakiika 59 nga bukya mpaka zino ziatndika kuddukibwa, teri muddusi yali aziwangulidde wansi w’essaawa ebbiri nga ye bwe yakikoze.

Likodi ye erindiriddwa kuteekebwa mu kitabo eky’abantu ababa bakoze likodi n’ebintu ebiba byewuunyisa ekya Genesis Book of Records. Wabula likodi ye, si yaakuteekebwa mu bitabo by’ekibiina ekifuga emisinde mu nsi yonna ekya IAAF kuba waliwo amateeka agafuga emisinde ge bataagoberedde.

ipchogeKipchoge

 

ipchogeKipchoge

 

 ipchoge ngagenda okudduka Kipchoge ng'agenda okudduka

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...