TOP

Vipers esandabudde Express 3-0

By Musasi wa Bukedde

Added 12th October 2019

Mu mupira gwa liigi ya babinywera oguzannyiddwa akawungeezi ka leero ku Lwomukaaga, Vipers ekkakkanya ku Express FC n'ebasandabula ggoolo 3-0.

Vipers9994650432 703x422

Mu mupira gwa liigi ya babinywera oguzannyiddwa akawungeezi ka leero ku Lwomukaaga, Vipers ekkakkanya ku Express FC n'ebasandabula ggoolo 3-0.

Ggoolo za Vipers zitebeddwa Fahad Bayo (2) ne Brian Kalumba.

Omupira gubadde Kitende ku St. Marys Stadium, amaka ga Vipers.