TOP
  • Home
  • Rally
  • Abavuzi 40 baakuvuganya mu z'e Hoima

Abavuzi 40 baakuvuganya mu z'e Hoima

By Nicholas Kalyango

Added 14th October 2019

Abavuzi 4 buli omu tayagala kukola nsobi emulemesa kumalako mpaka z'e Hoima era buli omu atunuulidde buwanguzi.

Omarmayanja 703x422

Emmotoka ya Omar Mayanja gye buvuddeko.

ABAVUZI ba mmotoka z'empaka 40 bakakasiddwa okwetaba mu mpaka za Total Kabalega Hoima Rally.

Empaka zino zigenda kubeerawo wiikendi eno ng'okusinziira ku bategesi nnantameggwa wa 2017, Christakis Fitidis yagenda okugulawo ekkubo. Kino kikoreddwa okwewala emmotoka ennafu okukwamira mu kkubo nga wakyaliwo ez'amaanyi eziri emabega.

 lick ku kkono ne assan lwi abamu ku bavuganya ku Blick (ku kkono) ne Hassan Alwi abamu ku bavuganya ku NRC.

 

Engule y'eggwanga (NRC) ekulembeddwa Yasin Nasser n'obubonero 355 ng'addiriddwa Ronald Ssebuguzi (300) ne Arthur Blick Jr (285) mu kyokusatu. Fitidis agenda okugulawo ekkubo ali mu kyakuna n'obubonero 268.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabuzi1 220x290

Uganda ekubye Malawi 2-0 n'ewaga...

MU Mupiira, waliwo enjogera egamba nti tewali buwanguzi bubi, wabula waliwo bw’otuuka ekiseera ng’olina okutunuulira...

Gendako 220x290

Engeri okwanjula kwa Hamza gye...

Ebika bibiri eky’Endiga n’Ekyolugave Rema mw’azaalwa byali tebimanyiganye era nga tebasisinkanangako.

Bwama 220x290

Rema annyonnyodde by'ayiseemu ng'anoonya...

Rema yabattottolera obuzibu bwe yayitamu ng’anoonya ekika kye. Nti olumu Rema yasisinkana Ssenga we Nabatanzi ku...

Laga 220x290

Rema yasoose kukolebwako mikolo...

E Kyengera mu wiiki eddirira emikolo, Rema yasoose kukolebwako mikolo gya buwangwa okwanjula Hamza, Rema yali ne...

Buuza 220x290

Embaga ya Rema eriko ebibuuza

Kirumira yagasseeko nti ennaku z’omwezi baakuzitegeeza abantu mu kiseera ekituufu; n’annyonnyola nti enteekateeka...