TOP

Kiraabu ez'enjawulo ziwawadde abazannyi

By Musasi wa Bukedde

Added 14th October 2019

Kiraabu z'ebikonde ez'enjawulo zeepikira kusitukira mu mpaka za Intermediates

Interweb 703x422

Julius Maliamungu owa Sparks Boxing Academy ku ddyo ng'awumiza Bob Weraga owa COBAP

BYA FRED KISEKKA

KIRAABU z’ebikonde 45 ziwawudde abaggunzi b’eng’uumi abegenda okuttunka mu mpaka z’eggwanga eza ‘National Intermediates Boxing Championship’ ez’omwaka guno.

Empaka zino zaakuyindira ku kisaawe kya Buganda Road P/S e Nakasero wakati wa October 28 ne November 5.

Lukanga Boxing Club, COBAP, UPDF, Police, Sparks, East Coast n’endala, mu kiseera kino ziri mu kutendekebwa okwa kaasammeeme nga buli emu ewaga kusitukira mu kikopo.

 oses uhangi Moses Muhangi

 

“Tuzze na nkuba mpya era ndabula kiraabu endela nti tetugenda kikkiriza kutuggya kikopo mu ngalo,” Zebra Ssenyange, atendeka kiraabu ya Lukanga bwe yagambye.

Mu ngeri y’emu, pulezidenti w’ekibiina kya UBF ekiddukanya ebikonde mu ggwanga Moses Muhangi, agambye nti bagenda kwongera okubangula baddifiiri kyongera okulinnyisa omutindo gw’empaka ez’enjawulo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Tin1 220x290

Pressure esse abafamire babiri...

Pressure esse abafamire babiri omulundi gumu

Harvest 220x290

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito...

Amagye lwe gassa ku Mubarak akazito n'alekulira

Abetz 220x290

Abtex totya abasajja tubalina -...

POLIISI yagaana Bobi Wine okuddamu okulinnya ku siteegi. Bino byagenda okubaawo ng’abategesi b’ebivvulu, Abbey...

Kenzo 220x290

Aziz wangoba kati oyagala nkusiime...

OMUYIMBI Eddy Kenzo addizza Aziz Azion omuliro olw’okumulangira nga bwe yamuyamba n’atamusiima n’agamba nti Aziz...

Fit11 220x290

Omuliro oguvudde ku masannyalaze...

Omuliro oguvudde ku masannyalaze gusaanyizzaawo emmaali y'omusuubuzi mu kibuga