TOP

Empaka za zooni zibanyumidde

By Moses Lemisa

Added 15th October 2019

Zooni ya Ssebaggala mu Mpereerwe esitukidde mu mpaka z'okubaka ng'ewangudde endala ttaano

Lemisaweb 703x422

Omuzannyi wa Nammere (ku kkono) ng'agezaako okuyisa omupiira ku wa Komamboga

SSEBAGGALA zooni ewangudde empaka, abazadde ne balabulwa okukomya okukotoggera ebitone by’abaana baabwe.

Empaka zaayindidde  ku kisaawe ky’e Komamboga ku Mmande, nga zaategekeddwa ekibiina kya Fight for Elders and Children in Africa (Feca),ekikulirwa ssentebe wa LC II, mu muluka gw’e Komamboga, Omulangira Herbert Kimbugwe.

Zeetabiddwamu  zooni mukaaga okwabadde; Nammere, Ssebaggala, Mugalu, Komamboga, Kiganda ne Ttula. Ssebaggala yaziwangudde n’obubonro 12.

 adandaala ku ddyo ngayogera eri abazannyi akati ye muzannyi eyasinze banne ate ku kkono ye ulangira imbugwe Kadandaala (ku ddyo) ng'ayogera eri abazannyi. Wakati ye muzannyi eyasinze banne, ate ku kkono ye Mulangira Kimbugwe

 Sulaiman Kidandaala, eyaliko omumyuka wa Loodi Mmeeya wa Kampala, yasabye abazadde  okufaayo okuzuula ebitone mu baana kuba biyinza okubayamba singa balemererwa okugenda mu maaso n’ebyokusoma.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...