TOP

Mubiru egumizza aba Katwe United

By Gerald Kikulwe

Added 16th October 2019

Hassan Mubiru,atendeka Katwe United agumizza bakamabe nga bw'agenda okugituusa mu nsi ensuubize mu Big League

Mubiruweb 703x422

Abatendesi ba Katwe; Hassan Mubiru (ku kkono),Tonny Odur ne Ismail Kintu

 

Lwakuna mu Big League

Paidha B.A – Kataka, Zombo

Katwe Utd – Light SS , Lugogo

Kiboga Young  – MYDA, Mbale

Ndejje Univ – Nyamityobora , Luwero

Water – Kabale Sharp, Luzira

Dove – UPDF, Katushabe

OMUTENDESI wa Katwe United, Hassan Mubiru, asabye abazannyi wamu n’abatwala ttiimu eno okubeera obumu, bwe baba baakukola bulungi mu Big League.

Ku Lwokuna  Katwe United, abaakeesogga Big League, baggulawo ne Light SS, e Lugogo.

Mubiru agamba nti abazannyi baalina basobola okumuwa obuwanguzi sizoni yonna, era yamaze okubawawula, nga bwe banaagendera ku biragiro bye, Katwe ejja kusitukira mu kikopo kya Big League.

Mubiru atendeseeko Lukuli United ne Express. Ttiimu zaazannyiddeko kuliko; ey’eggwanga (Cranes), Villa, Victors, Express ne Police.

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Funsa 220x290

Eyali Bishop. w'e Moroto afudde...

EYALIKO Omusumba w’e Moroto Bp. Henry Apaloryamam Ssentongo 83, afudde.

Fdc21a700517 220x290

Kkooti egobye omusango gwa Besigye...

KKOOTI etaputa Ssemateeka ewadde Dr. Kiiza Besigye amagezi okugenda mu kkooti ezize oba eri omulamuzi eyamulayiza...

Gavana w’e Nairobi ayiwaayiwa ssente...

GAVANA w’ekibuga Nairobi e Kenya, Mike Sonko 44, ayiwaayiwa ssente n’okukozesa ebintu ebiriko zaabu gamumyukidde...

Jangu 220x290

Maama alaajanira omwana we gwe...

ABATUUZE abaakedde ku muyiggo gw’okunoonya omwana wa mutuuze munnaabwe abadde yabula wiiki bbiri, baakubiddwa encukwe...

Kolayo 220x290

Ebizuuse ku babbi be battidde e...

OMU ku babbi abana abattiddwa e Mutundwe abadde muvuzi wa sipensulo era bangi baasoose kumugaanira olw’enneeyisa...