TOP

Kabushenga asiimye KCCA FC

By Ismail Mulangwa

Added 18th October 2019

"Kino kigenda kumpaliriza okulaba emipiira gya KCCA nga ntandiika n'ogwa CAF Confederations Cup.

Kabz 703x422

Anisha Muhoozi (ku ddyo) ng'akwasa Robert Kabushenga (makkati) omujoozi gwa KCCA. Ku kkono ye Aggrey Ashaba.

AKULIRA kkampuni ya Vision Group, Robert Kabushenga asiimye abakungu abaddukanya kiraabu ya KCCA okumwagazisa ttiimu yaabwe olwetutumu.

 sentebe wa  ggrey shaba ngakwasa obert abushenga tikiti yokulaba emipiira gya  Ssentebe wa KCCA Aggrey Ashaba ng'akwasa Robert Kabushenga tikiti y'okulaba emipiira gya KCCA.

 

Akulira kiraabu ya KCCA Anisha Muhoozi ne ssentebe we Aggrey Ashaba bakwasizza Kabushenga omujoozi gwa KCCA ne tikiti y’okulaba emipiira gya KCCA gyonna egiri awaka (Lugogo).

 nisha ngawayamu ne abushenga Anisha ng'awayamu ne Kabushenga.

 

Kabushenga yabakakasizza nga bw’agenda okutandikira ku mupiira gwa Paradou AC ogwa CAF Confederation Cup ogugenda okubeerawo nga October 27, e Lugogo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lip2 220x290

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu...

Okutuuza Ssaabalabirizi kuli mu ggiya

Set1 220x290

Museveni awabudde ku nteekateeka...

Museveni awabudde ku nteekateeka y’ettaka eneegaggawaza Bannayuganda

Tip2 220x290

Abbye abaana babiri n’abatwalira...

Abbye abaana babiri n’abatwalira muganzi we

Top2 220x290

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso...

Ebyabaddewo mu lutalo lwa Pallaso e South Africa annyonnyodde

Nem1 220x290

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze...

Leero mu mboozi y'omukenkufu tukulaze engeri gy'oyinza okkozesaamu empirivuma okulongoosa omutima n'okugumya ebinywa...