TOP

FMU esiimye Kabushenga

By Ismail Mulangwa

Added 22nd October 2019

Empaka za ddigi eza ‘Armed Forces Appreciation Motocross Championship’zaaliwo mwezi guwedde n'ekigendererwa ky'okusiima abakuuma ddembe abali mu Uganda.

Armed2 703x422

Barrack Orland ku ddyo ngákwasa aduumira egye lya UPDF David Muhoozi obukadde 100 ku kkono ye Dusman Okee ne Maj.Gen.Leopold Kyanda akulira embeera z’abajaasi mu ggye lya UPDF ery’okuttaka.

PULEZIDENTI w’ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwa ddigi ne mmotoka z’empaka umu Uganda ekya (FMU), Dusman Okee, asiimye omulimu Robert Kabushenga akulira kkampuni ya Vision Group efulumya ne Bukedde gwe yakola ogw’okuvugirira empaka za ddigi ezaali ez’okusiimirako bannamagye e Busiika nga October 6.

 unnakenya ku ddigi ngayita mu bawagizi Munnakenya (ku ddigi) ng'ayita mu bawagizi.

 

Omukolo guno gubadde mu Barracks y’e Mbuya aba ddigi bwe babadde bakwasa adduumira amagye ga UPDF, David Muhoozi obukadde 100 ez’obuliwo ezaasolozebwa okuva mu mpaka za ‘Armed Forces Appreciation Motocross Championship’.

 kuva ku kkono ye vas rlandavid uhooziusman keeajeneopold yanda ne eo kiiki ku ddyo Okuva ku kkono ye Evas Orland,David Muhoozi,Dusman Okee,Maj.Gen.Leopold Kyanda ne Deo Akiiki ku ddyo.

 

Empaka zino zetabibwamu abavuzi ab’enjawulo okuva mu Uganda n’ebweru okwali; Bubirigi, Amerika, South Afrika, DR Congo, Girimaani, Bufaransa ne Kenya nga muno mw’alimu n’aba bbodaboda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Col2 220x290

Bebe Cool awadde abavubuka b'e...

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Set1 220x290

Rema yagambye nti buli mukazi yenna...

Rema yagambye nti buli mukazi yenna yetaaga kubeera n'omusajja gw'ayita omwami we ebyaddala

Ssematimba1 220x290

Peter Ssematimba atudde ebigezo...

Omubaka wa Busiro South Paasita Peter Sematimba atandise okukola ebigezo bye ebya S6 ku ssomero lya Minister JC...

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza