TOP

Ow'e Swaziland waakulamula ogwa KCCA

By Ismail Mulangwa

Added 23rd October 2019

Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan)baakuyambako Thulani Sibandze okulamula omupiira gwa KCCA ne Paradou.

Kcca1 703x422

Abazannyi ba KCCA mu kutendekebwa.

Ssande October 27,

KCCA - Paradou A.C, Lugogo

DDIIFIRI enzaalwa y’e Swaziland Thulani Sibandze y’agenda okulamula omupiira gwa KCCA ng’ettunka ne Paradou A.C ey’e Algeria mu mupiira gw’oluzannya olusooka mu mpaka za CAF Confederations Cup e Lugogo ku Ssande.

 ike utyaba wansi ngagolola ebinywa Mike Mutyaba (wansi) ng'agolola ebinywa.

 

Ono agenda kuyambibwako banne abalala okuliko; Sifiso Nxumalo, Petros Mzikayifani Mbingo (Swaziland) ne Njabulo Dlamini (South Sudan). Begi Rasas Sebit Librato y’agenda okubeera kalabalaba wa baddiifiri.

Omuwanguzi okuva mu nzannya ebbiri ajja kugenda mu bibinja bya CAF Confederation Cup so nga ttiimu enakubwa yaakuwanduka mu mpaka zino.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...