TOP

Aba ddigi balinze zisembayo

By Ismail Mulangwa

Added 30th October 2019

Abavuzi ba ddigi bawawula byuma nga beetegekera okulwanira obubonero mu mpaka ezisembayo ku kalenda

Ddigiweb 703x422

Maxime Van Pee (ku kkono) ng'attunka ne Arthur Blick Jr

 

NG’ABAVUZI ba ddigi baakamala okwelaga ebyuma mu mpaka z’okusiima bannamagye eza Armed Forces Appreciation Motorcross Championship, bakomawo mu nsiike mu mpaka z’akamalirizo eza Mountain Dew Motorcross Championship, balwanire obubonero ku ngule z’eggwanga ez’enjawulo.

Empaka zino ze ziggalawo kalenda ya ddigi  ey’omwaka guno era  zituumiddwa ‘Grand Finale’ ng'abavuzi  bonna baakuzeetabamu.

 rthur lick r Arthur Blick Jr.

 

Arthur Blick Jr,  omukungu okuva mu kiraabu ya Speedway Motorsports Club (SMOC), yagambye nti zino ze zimu ku mpaka ezigenda okubeera ennyuvu ennyo kuba buli muvuzi obubonero abwetaaga.

Zaakubeerawo nga November 24 e Garuga.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Col2 220x290

Bebe Cool awadde abavubuka b'e...

Bebe Cool awadde abavubuka b'e Gomba obukadde 53 ez'okweggya mu bwavu

Set1 220x290

Rema yagambye nti buli mukazi yenna...

Rema yagambye nti buli mukazi yenna yetaaga kubeera n'omusajja gw'ayita omwami we ebyaddala

Ssematimba1 220x290

Peter Ssematimba atudde ebigezo...

Omubaka wa Busiro South Paasita Peter Sematimba atandise okukola ebigezo bye ebya S6 ku ssomero lya Minister JC...

Zab1 220x290

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza...

Muzaata alabudde abasajja abakandaaliriza abakazi; Tujja kubabaggyako tubawe abeesobola

Nam1 220x290

Laba engeri Rema gye yafaananye...

Laba engeri Rema gye yafaananye nga Malaika ng'ayanjula Hamza