TOP

Kiwanuka aweze okuwumiza Omuzimbabwe

By Musasi wa Bukedde

Added 5th November 2019

Omuggunzi w'eng'uumi Shafic Kiwanuka ali mu kutendekebwa okwa kaasammeeme nga yeetegekera okulwana n'Omuzimbambwe

Ashraf 703x422

Kiwanuka ng'akajjuza

Bya Fred Kisekka

OMUGGUNZI w’eng’uumi, Shafic Kiwanuka, ayongedde ebirungo mu kutendekebwa nga yeetegekera okuttunka n’Omuzimbabwe Dube Thamsanq.

Kiwanuka, eyakazibwaako erya ‘The Killing Machine’ (ekyuuma ekissi) essira asinze kuliteeka ku  kusitula bizito n’okukajjuza,  ky’agamba nti kyakumuwa amaanyi agakuba  Omuzimbabwe eng’uumi egenda okumwebasa ku ttaka.

 iwanuka ku kkono ngattunka ne unnakenya avid amara mu lulwana olusembyeyo Kiwanuka (ku kkono) ng'attunka ne Munnakenya David Kamara, mu lulwana olusembyeyo

 

Yasangiddwa Katwe ng’asituula mipiira gya tulakita ng’eno gye yaweredde bw’amaliridde okumizza omuzibabwe omusu kuba amwetegekedde.

 Ababiri bakuttunkira omusipi gwa ‘WBF Heavy Weight title’ nga November 29, ku International University of East Africa e Kansanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kt1 220x290

Poliisi ekoze ekikwekweto ku zi...

Poliisi ekoze ekikwekweto ku zi loogi n'egwa ku basinda omukwano

Cap1 220x290

AbaKulembeze mu kalungu batuuzizza...

AbaKulembeze mu kalungu batuuzizza olukiiko okutema empenda z'okulwanyisa COVID-19

Pop13 220x290

Poliisi etandise okunoonyereza...

Poliisi etandise okunoonyereza ku musirikale waayo eyakubye abaana be amasasi

Kafeera 220x290

Leero luno!

NG’ENSI eri ku bunkenke bw’ekirwadde kya Coronavirus, abamu ku Bannayuganda batandise okubiteekamu omuzannyo bo...

Gaali 220x290

Ono booda agiyita mmotoka?

ONO taata w’abaana ekiragiro kya Pulezidenti eky’emmotoka eza buyonjo okutikka abantu basatu yakifunye bulala....