TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Real Madrid etaddewo omusimbi oguwera ku Sancho

Real Madrid etaddewo omusimbi oguwera ku Sancho

By Ester Naluswata

Added 5th November 2019

Real egamba nti bw'enessaawo ensimbi ezisikiriza ku muzannyi ono, osanga Dortmund enekkiriza okumubaguza

Sancho11 703x422

Sancho

REAL Madrid ekomeddewo Jadon Sancho nga ku luno ezze n’omusimbi oguwera ate nga gusikiriza.

Sancho, wa myaka 19 nga muzannyi wa Dortmund. Mu katale k’abazannyi akawedde, ttiimu ez’enjawulo zaali zimwagala okwali; Real, PSG ne ManU wabula Dortmund n’emulemera.

Kigambibwa nti ku mulundi guno Dortmund yandikkiriza okumutunda singa ttiimu egenda n’obukadde obusoba mu 100.

Sancho, y’omu ku bazannyi abato aboolesa obukodyo ensangi zino era Real egamba nti waakussaayo ensimbi eziwera, esobole okumwefunira ate naye ng'omuzannyi aleme kukkiriza kugenda mu ttiimu ndala. Kyokka ne Chelsea, nayo ematira enzannya ye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...