TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Cranes yaakutuunka ne ttiimu enoonderere

Cranes yaakutuunka ne ttiimu enoonderere

By Ismail Mulangwa

Added 5th November 2019

Omutendesi wa Cranes omuggya ku Lwomukaaga waakulaba ku ssannyua lya Bannayuganda Cranes bw'eneeba ettunka ne North Eastern Select

Cranes2222 703x422

Simba Sabir (ku kkono) owa West Nile ng'atomera Shafiq Kagimu (ku ddyo) owa Cranes.

Lwamukaaga

North Eastern Select - Uganda Cranes, Katakwi Grounds 10:00

OMUTENDESI wa Cranes, Jonnathan McKinstry asunsuddemu abazannyi 21 bakabiriiti abagenda okuzannya empaka za Cranes na Mutima e Katakwi mu buvanjuba bwa Uganda.

Bano bakuttunka ne ttiimu enoonderere eya North Eastern nga Cranes yetegekera omupiira gwa Burkina Faso. Ku Lwokuna lwe batandika okutendekebwa e Lugogo.

 cinstry mu katono alindiriddwa abawagizi nga bano okumulaga engeri annayuganda gye bawagiramu McKinstry (mu katono) alindiriddwa abawagizi nga bano okumulaga engeri Bannayuganda gye bawagiramu.

 

A bazannyi abayittiddwa;

Baggoolokipa: Charles Lukwago (KCCA FC) ne James Alitho (URA FC)

Abalala; Paul Willa (Vipers SC),  Halid Lwalilwa (Vipers SC), Mustafa Kizza (KCCA FC), Revita John (KCCA FC), Kato Samuel (KCCA FC), Paul Mbowa (URA FC), Nicolas Kasozi (KCCA FC), Shafiq Kagimu (URA FC), Hassan Senyonjo (Wakiso Giants), Muzamiru Mutyaba (KCCA FC), Allan Okello (KCCA FC), Bright Anukani (Proline FC), Joachim Ojera (URA FC), Vianne Sekajugo (Wakiso Giants), Allan Kayiwa (Vipers SC), Joel Madondo (Busoga United), Fahad Bayo (Vipers  SC) Ashraf Mandela (URA FC) ne Edrisa Lubega (Proline FC).

Ttiimu esitula Lwakutaano okw’olekera obuvanjuba.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Visionagmndijjo2 220x290

Abalina emigabo mu kkampuni ya...

Abalina emigabo mu kkampuni ya Vision Group basiimye enkulaakulana etuukiddwaako omwaka guno.

Muteesa14 220x290

Mutesa yaggulawo enkolagana ya...

Okufuuka Pulezidenti, Ssekabaka Mutesa yalondebwa Palamenti, n’amyukibwa Sir. William Wilberforce Nadiope Kajumbula...

Gira 220x290

Ssentebe bamukutte lubona ng'asinda...

Ssentebe wa LCI akwatidwa lubona ng'anyumya akaboozi k'ekikulu ne muk'omutuuze.

Muteesa1 220x290

OKUJJUKIRA SSEKABAKA MUTESA II;...

Essimu gye yankubira lwe yakisa omukono nkyagijjukira

Sisiri 220x290

Siisiri w’abakazi bamukubyemu ttooci...

ABAKUGU bazudde ng’abakazi okuyimba siisiri mu buliri kijja lwa butonde. Bagamba nti kiva ku bwagazi omukazi bw’afuna...