TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Omubaka wa UAE asisinkanye abawangula emidaali

Omubaka wa UAE asisinkanye abawangula emidaali

By Samson Ssemakadde

Added 6th November 2019

Bannabyamizannyo 33 be batwaliddwa e Abu Dhabi mu mizannyo okuli; okuwuga, volleyball, omupiira gw’abakazi ogw’ebigere n’emisinde.

Dhabi2 703x422

Okuva ku kkono; Genevieve Bamwidhukire dayirekita w'ekibiina kya Special Olympic, Abdul Raheim Obaid Saeed ALfalahi omubaka wa UAE mu Uganda (wakati) ne Larry Feni eyawangula emidaali ebiri.

TTIIMU ya Uganda ey’abaliko obulemu ku bwongo esisinkanye omubaka wa United Arab Emirates mu Uganda n’abayozayoza okuwangula emidaali mu mpaka za Special Olympics World Games ezaali mu Abu Dhabi. Ono abadde ku ofiisi za Uganda Olympic Committee e Lugogo.

Abdul Raheim Obaid Saeed ALfalahi nga ye mubaka, agenda kwatagana n’ekibiina kya Special Olympics mu Uganda naddala nga balina empaka  ez’okwetabamu okusingira ddala ezitegekeddwa mu Uganda.

Bannabyamizannyo 33 be batwaliddwa e Abu Dhabi mu mizannyo okuli; okuwuga, volleyball, omupiira gw’abakazi ogw’ebigere n’emisinde.

Baawangudde emidaali mwenda  nga Larry Feni alinako ebiri, (ogwa zaabu ne feeza).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Patu 220x290

'Twagala Mityana eyegombesa'

Patrick Mugisha ng'ono y'avuganyaako ku kifo ky’obubaka bwa Palamenti okukiikirira Mityana North aludde ddaaki...

Pro 220x290

Ddala kiki ekyasse omugagga wa...

OBULWADDE obwasse omutandisi w’essomero lya Kabojja Junior School, bwasooka kucankalanya lubuto, aba famire ne...

Titi 220x290

Omutuuze w’e Kanyanya afiiridde...

Muky. Roninah Nakacwa Kyaterekera Kirumira 69, baamututte mu Amerika okumujjanjaba obulwadde bwa kansa kyokka n’afa...

Busy1 220x290

‘Nze ebya laavu nabivaako nneekubira...

BW’OBA onyumya n’omuyimbi w’ennyimba za laavu David Lutalo emboozi ye ewooma era mubeera mu kuseka n’okukuba obukule....

Gurad 220x290

Amasomero agatannafuna bigezo bya...

AMASOMERO agamu gakyalwana okuggyayo ebigezo by’abayizi baabwe ebya P7 mu UNEB, ekireese obweraliikirivu mu bazadde...