TOP

Eza volleyball zirwanira fayinolo

By Gerald Kikulwe

Added 8th November 2019

Sports-S ne Nkumba Navy omuzannyo gw'enkya gwe gugenda okubaawula oluvannyuma lwa buli omu okuwangula gumu kw'ebiri egyasooka.

Volleyball 703x422

Grace Akiror owa KCB Nkumba (5) ng'akuba omupiira.

Mu liigi ya Volleyball

Enkya (Lwamukaaga)

Sport-S -Nkumba Navy (Abasajja)

Ndejje – KCCA (Abakazi)

NEMO Stars – UCU (Abasajja)

AKAKUNG’UUNTA kasalawo enkya (Lwamukaaga) mu MTN ARENA e Lugogo ku ani abagenda okuzannya fayinolo y’omwaka guno eya liigi y’eggwanga eya volleyball.

Mu basajja, Sport-S basibaganye ne Nkumba Navy nga buli omu alina wiini emu kw’ezo essatu ze balina okuzannya ku ‘semi’. Nemo Stars abalina ekikopo kino, nabo bakyasibaganye ne UCU (1-1).

 ba port nga basaba Aba Sport-S nga basaba.

 

Mu bakazi, Ndejje ekyasibaganye ne KCCA (1-1). Ensiike z’enkya ze zisalawo ttiimu ebbiri ezizannya fayinolo mu basajja.

Wakati wa KCCA ne Ndejje nawo walina okuvaako omu agenda okuzannya KCB Nkumba ku fayinolo y’abakazi. KCB Nkumba ekulembedde Sport-S ku wiini 2-0. Nkumba be balina ekikopo kino mu bakyala.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nom1 220x290

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka...

Poliisi ennyonnyodde entabula y'ebidduka ku mukolo gw'okutuuza omulabirizi

Grave1 220x290

Abaffamire ya Nkoyooyo batabuse...

ABA FFAMIRE y’eyali Ssaabalabi­rizi w’ekkanisa ya Uganda, omu­genzi Bp. Livingstone MpalanyiNkoyoyo baguddemu ekikang­abwa...

Sit24 220x290

Abawala babuutikidde abalenzi mu...

Abawala babuutikidde abalenzi mu bya senior 6

Sophia 220x290

Kabakko ayogedde ebya Sheebah ne...

OMUYIMBI Kabakko (akutte akazindaalo) akkakkanyizza emitima gy’abawagizi ba Sheebah Kalungi (mu katono) abangi...

Tim1 220x290

Engeri Omubaka Peter Sematimba...

Engeri Omubaka Peter Sematimba gy'ayiseemu ebigezo bya senior 6