TOP

Cranes eraze eryanyi mu za Regional Tour

By Musasi wa Bukedde

Added 10th November 2019

Cranes eraze eryanyi mu za Regional Tour

Kip1 703x422

Bya Fred Kisekka

Uganda Cranes Regional Tours 2019,

Cranes 4-0 North East Region Select.

Cranes ekomeredde ttiimu ya North East Region Select 4-0 mu mpaka za ‘Uganda Cranes Nile Special regional tours’ ezakazibwako erya ‘Namutima’.

Omupiira guno guzannyiddwa ku kisaawe kya Katakwi Primary Scholl play Grounds mu disitulikiti ya Katakwi nga gwetabiddwaako nnamungi w’abawagizi.

Ggoolo za Cranes zatebeddwa Mustafa Kizza, Fahad Bayo Joachim Ojeera ne Hassan Ssenyonjo.

Omutendesi wa Cranes omuzungu Johnny Mckinstry olufunye obuwanguzi buno n'abukula nti kati azzaako kumegga Burkina Faso Uganda gy'ezannya wiiki egya nga November 13 mu zisunsula abagenda okwetaba mu Afcon wa 2021.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ras13 220x290

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe...

Laba ekyabadde ku kisaawe e Bugembe Bebe Cool n'abakungu ba ministry ya Health gye baamaze olunaku lulamba nga...

Sat13 220x290

Pass PLE addamu mu February

Pass PLE addamu mu February

Soz1 220x290

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba...

UNEB eraze ebintu 7 ebyasudde aba P7 ebyetaaga okukolako

Dit1 220x290

Obugagga bwange buli mu mbizzi...

Obugagga bwange buli mu mbizzi

Gat1 220x290

Owa LDU akubye omuntu essasi mu...

Owa LDU akubye omuntu essasi mu kumukwata