TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang ku kya kapiteeni

Abazannyi ba Arsenal baboola Aubumeyang ku kya kapiteeni

By Musasi wa Bukedde

Added 12th November 2019

Agava mu Arsenal galaga nti abazannyi abamu si basanyufu na kyakoleddwa mutendesi Unai Emery okulonda Aubameyang ku bwakapiteeni.

U 703x422

Unai Emery ne Aubameyang

Bagamba nti Aubameyang asiiba nnyo ku mikutu gy’abawagizi ba Arsenal abavuma n’okuvvoola abazannyi n’abamu ku bakungu ba ttiimu nga bayita ku AFTV (Arsenal Fans TV).

Omukutu guno gwe gusinga okulumba boodi ya Arsenal awatali kutaliza na Stan Kroenke, asinzaamu emigabo.

Aubameyang yasikidde Granit Xhaka, eyawemula abawagizi oluvannyuma lw’okumung’oola nga bamukozeeko sabusityuti mu mupiira gwe baalemagana ne Crystal Palace (2-2).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Jangu 220x290

Maama alaajanira omwana we gwe...

ABATUUZE abaakedde ku muyiggo gw’okunoonya omwana wa mutuuze munnaabwe abadde yabula wiiki bbiri, baakubiddwa encukwe...

Kolayo 220x290

Ebizuuse ku babbi be battidde e...

OMU ku babbi abana abattiddwa e Mutundwe abadde muvuzi wa sipensulo era bangi baasoose kumugaanira olw’enneeyisa...

Img20190316wa0011 220x290

Owa LDU akubye kamanda we amasasi...

OMUSERIKALE wa LDU yakubye mukama we amasasi agaamuttiddewo bwe baabadde mu kikwekweto okufuuza abanywi b’enjaga...

Osobola 220x290

Aba Akena balemedde ku Kanyamunyu...

ABOOLUGANDA lw’omugenzi Kenneth Akena agambibwa okuttibwa Mathew Kanyamunyu balemedde ku musango gw’omuntu waabwe...

Kyusa 220x290

Ensonga lwaki olina okugula amangu...

EBBUGUMU lya Ssekukkulu lyeyongedde okusituka mu Bannakampala, abagula ebintu bwe batandise okujjula mu maduuka...