TOP

Ebya Ronaldo okukolwako sabusityuti biranze

By Musasi wa Bukedde

Added 12th November 2019

Ebya Cristiano Ronaldo okukolwako sabusityuti n’agenda butereevu mu kasenge mu kifo ky’okutuula ne banne ku katebe biranze, abakungu ba Juventus bwe bamulagidde yeetondere bazannyi banne n’omutendesi Maurizio Sarri.

Juventusronaldosad 703x422

Ronaldo yaggyiddwa mu kisaawe nga bawangula AC Milan (1-0) ku Ssande n’agenderawo mu kasenge, ekikolwa ekitaputibwa ng’okuyisa amaaso mu bazannyi bano n’obutawa ttiimu kitiibwa.

Paulo Dybala eyamusikira, ye yateebye ggoolo eno ekyongera okulaga nti omutendesi Sarri by’akola abitegeera.

Ronaldo yabadde asuubirwa okubonerezebwa ng’atanzibwa kyokka aba Juventus baamusonyiwe ne bamussaako akakwakkulizo ka kwetondera ttiimu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mot1 220x290

Ababbi babbye nnamba za mmotoka...

Ababbi babbye nnamba za mmotoka e Kyengera ne basaba ssente

Lab1 220x290

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika...

GAVANA alabudde abayuza n'okuwandiika ku ssente

Lop1 220x290

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo...

Minisita ayagala KCCA esse obukwakulizo obupya ku baagala okuzimba ebizimbe mu Kampala

Funayo 220x290

Attottodde engeri omuzigu gye yatemye...

OMUKAZI Florence Nannyombi ‘omutujju’ gwe yasikambuddeko omwana we Amos Sekanza ow’emyaka omusanvu n’amutemako...

Gata1 220x290

Omusajja atemyeko abantu 4 emitwe...

OMUSAJJA bwe yatemyeko obulago abantu bana, baasoose kumuyita mulalu. Azzeeyo ku kyalo n’atemako emitwe abalala...