TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Lampard atadde amateeka amakakali ku bazannyi be

Lampard atadde amateeka amakakali ku bazannyi be

By Musasi wa Bukedde

Added 13th November 2019

Amateeka omutendesi Lampard g’atadde ku bazannyi ba Chelsea, singa yali mu kiraabu ya Uganda, singa talina muzannyi.

Gettyimages1167405345 703x422

Omuzannyi wa Chelsea yenna atuuka ekikeerezi atanzibwa. Akeerewa mu kutendekebwa (pawundi 20,000), okulinnya bbaasi nga bagenda ku mupiira (pawundi 2,500), ggiimu (pawundi 1000), atayambala yunifoomu ntuufu ey’olunaku (pawundi 1,000), okutuuka ku ddwaaliro oba okulaba omusawo (pawundi 25,000), alwawo okuloopa obuvune (pawundi 20,000), essimu okuvuga nga balya oba ng’ayogera (pawundi 500) n’endala nnyingi.

Omutango gwonna gulina kusasulwa obutasukka nnaku 14.

Buli akyaza omugenyi alina okusooka okumutegeeza ng’ebula essaawa 24 batuuke.

Chelsea eri mu kyakusatu mu Premier ku bubonero 26 mu mipiira 12. Liverpool y’ekulembedde ku bubonero 34.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Awar 220x290

Owa Bukedde awangudde engule

Bannamawulire n’abayimbi bawangudde engule mu mpaka za Rising Star Awards

6 220x290

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu...

Yiga bwe bafumba enkoko erimu enniimu

Omumyuka 220x290

Pulezidenti Museveni teyeeyibaala...

OMUBAKA wa Busiro East mu palamenti, Medard Lubega Sseggona ategeezezza Pulezidenti Museveni nti teyeeyibaala nti,...

Kutte1 220x290

Nakibinge akunyizza Haruna Kitooke...

JJAJJA w’Obusiraamu, Omulangira Kassim Nakibinge, Omulangira Kakungulu Kalifaani, Sheikh Nuuhu Muzaata ne bamaseeka...

And 220x290

Tondaba akanyiriro embeera mbi...

HARUNA alombojjedde Sipapa ebizibu by’ensimbi byatubiddemu olw’okwenyigira mu by’obufuzi.