TOP
  • Home
  • Mupiira
  • Bannayuganda baakulamula ogwa Botswana ne Algeria

Bannayuganda baakulamula ogwa Botswana ne Algeria

By Ismail Mulangwa

Added 13th November 2019

Baddiifiri; Ali Chelangat Sabila, Okello Lee, Isa Masembe ne William Oloya bakulamula eza Afrika

Baddifiri 703x422

Okuva ku kkono ye Isa Masembe, Shafiq Kagimu, William Oloya, Ali Chelangat Sabila, Abraham Ndugwa ne Okello Lee.

Baddiifiri bana okuva mu Uganda bafunye akaseko ku matama ekibiina ekiddukanya omupiira mu Afrika ekya Confederation of African Football (CAF), bwe kibalonze ng’abagenda okulamula omupiira wakati wa Botswana ne Algeria.

Ali Chelangat Sabila, Okello Lee, Isa Masembe ne William Oloya be balondeddwa okulamula omupiira guno.

Botswana ne Algeria bakuttunka ku Mmande nga November 18 e Gaborone mu mpaka z’okusunsulamu abalizannya mu AFCON ya 2021 e Cameroon.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...