TOP

Eza basketball zirwanira fayinolo

By Gerald Kikulwe

Added 14th November 2019

City Oilers enoonya kikopo kyamusanvu mu liigi ya basketball

Bb1web 703x422

David Opolot owa Powers (ku kkono) ng'agezaako okuyita ku muzannyi wa City Oilers.

Mu ‘Play offs’ za Basketball

JKL Lady Dolphins 54-46 KIU Rangers

UCU Canons 56-59 Betway Powers

Ku Lwokutaano

KCCA – UCU Lady Canons

City Oilers – Worriors

BANNANTAMEGGWA ba liigi ya basketball emirundi mukaaga egy’omuddiring’anwa aba City Oilers bakomawo leero mu nsiike okulwanirira ekikopo ekyomusanvu.

Semi za liigi ya Basketball zaatandise ku Lwokusatu mu MTN Arena, nga buli ttiimu erwana bwezizingirire okutuuka ku fayinolo z’abasajja n’abakazi.

Mu bakazi,  KCCA, UCU Lady Canons, KIU Rangers ne JKL Lady Dolphins abalina ekikopo kino be babbinkana, ate mu basajja  Kyambogo Worriors, UCU Canons, Betway Powers ne City Oilers be bali mu lwokaano.

 mutendesi ande uruni owa ity ilers mu mujoozi omumyuufu ngawa abazannyi be ebiragiro Omutendesi Mande Juruni owa City Oilers (mu mujoozi omumyuufu) ng'awa abazannyi be ebiragiro

 

Ensiike abawagizi gye basinze okwesunga ya City Oilers ng’ettunka ne Worriors bwe batalima kambugu.  Abawagizi ba ttiimu ezaavaako abasinga bali ku ludda lwa Worriors nga baagala ebakomeze ejoogo lya City Oilers eyeefuze liigi eno emirundi mukaaga egy’omuddiring’anwa.

Ttiimu zonna eziri ku ‘Semi’ zaakwezannya emirundi esatu okufunako abanaatuuka ku fayinolo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Know 220x290

Baze yanjiira asidi lwa kumugaana...

OBUTABANGUKO mu maka kimu ku bizibu ebiyuuya obufumbo mu ggwanga. Abakazi be basinga okukosembwa embeera eno era...

Laga1 220x290

Bwe nnafuna olubuto lw'abalongo...

NZE Ritah Byeganje, 25, ndi mutuuze mu Katoogo zooni mu muluka gwa Bwaise III e Kawempe. Nasinsinkana ne muganzi...

Yamba 220x290

Baze bwe yayingirira eby'okusamize...

EBIKOLWA by’okusamira n’okukozesa ebyawongo kimu ku bivuddeko obufumbo bw’ensangi zino okutabanguka.

Abakungubanrmmuofiisiyacaojamesnkataabaakulembeddwardcfredbamwineasookakuddyowebuse 220x290

RDC w’e Mukono akulembeddemu kaweefube...

Abakulembeze e Mukono bavuddeyo ku byobugagga bya disitulikiti y'e Mukono ebigambibwa okutundibwa

Abazaddenabongabavuganyamumpakazokuddukanolondaakapapulaobweddaobulimuebiraboebyenjawulowebuse 220x290

Abazadde bawangulidde abaana baabwe...

Omukulu w'essomero akakoze bw'addizza abazadde ebirabo n'abaleka nga bamutenda omwoyo gw'okuddiza