TOP
  • Home
  • Akadirisa
  • Barcelona nzibu kuzannyiramu - Antoine Griezmann

Barcelona nzibu kuzannyiramu - Antoine Griezmann

By Musasi wa Bukedde

Added 19th November 2019

Kyaddaaki Antoine Griezmann akkirizza nti Barcelona y’emu ku kiraabu ezisinga obuzibu okuzannyiramu omupiira.

Griezmannsad 703x422

Antoine Griezmann

Omufalansa ono, eyagulwa pawundi obukadde 107 okuva mu Atletico Madrid mu July w’omwaka guno, tannayaka era ng’akyalemeddwa okugya mu sisitiimu y’omutendesi Ernesto Valverde.

Abawagizi ba Barcelona si basanyufu olwa Lionel Messi okubeera nga y’akyetisse omugugu gw’okubateebera sso nga balina Luis Suarez, Ousmane Dembele ne Griezmann.

Griezmann yagambye nti kituufu Barcelona nzibu okuzannyiramu kuba ejjudde bassita wabula n’agumya abawagizi be nti ‘ajja kumalako’ naddala ng’amanyidde embeera yaayo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...