TOP

Rafa Benitez yandidda mu Premier

By Musasi wa Bukedde

Added 19th November 2019

AGAVA mu West Ham galaga nga bwe waliwo entegeka y’okukansa omutendesi Rafa Benitez asikire Manuel Pellegrini.

211779580imagea231574118715434 703x422

Benitez

Kiraabu eno ey’e London y’emu ku zaasinga okugula abazannyi kyokka eri mu kifo kya 16 mu Premier eya ttiimu 20.

Ku Lwomukaaga, West Ham ekyaza Tottenham nga Pellegrini yandigobwa singa abulwa obuwanguzi.

Benitez, yawangulira Liverpool ekikopo kya Champions League mu 2005 kyokka sizoni ewedde yabadde ne Newcastle n’agyabulira olw’obutamuwa ssente zigula bazannyi.

Omusajja ono enzaalwa y’e Spain, kati atendeka Dalian Yifang FC ey’e China

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...