TOP

3 baswamye mulimu gwa Pochettino

By Musasi wa Bukedde

Added 19th November 2019

Emikisa gya Mauricio Pochettino okusigala ku butendesi bwa Tottenham (Spurs) buli lukya gikendeera.

Thumbnailpochettinoworried 703x422

Abatendesi basatu (3) basongeddwaamu olunwe okuvaako amusikira singa West Ham ewangula Spurs ku Lwomukaaga.

Bano ye; Eddie Howe atendeka Bournemouth, Carlo Ancelotti owa Napoli, ne Julian Nagelsmann owa RB Leipizg.

Pochettino, eyatuusa Spurs ku fayinolo ya Champions League n’ekubwa Liverpool sizoni ewedde, alemeddwa okugizza ku mutindo nga kati ya 14 mu Premier eya ttiimu 20.

Erina obubonero 14 mu mipiira 12 nga Liverpool ekulembedde egisinga obubonero 20.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Whatsappimage20191213at212901copy 220x290

Balaze waaka ku mpaka z'emisono...

Balaze waaka ku mukolo gw'okwolesa emisono ogwategekeddwa Abraynz ku Serena Hotel mu Kampala

Steelandtubebyjmutebi2 220x290

'Abakozi mukomye okwemulugunya'...

FAAZA Raymond Kalanzi ow’e kiggo ky’e Kiwamirembe alabudde abakozi abasiiba ku mirimu yonna gye bali nga beemulugunya...

Fanda1 220x290

Eyasuulawo mukyala we emyaka 25...

SSEMAKA eyasuulawo mukyala we ng’afunye omulala akomyewo oluvannyuma lw’emyaka 25 n’amukuba empeta.

Bba 220x290

Kkamera ziraze eyabbye emmotoka...

KKAMERA za poliisi zikutte omusajja omulala ng’abba emmotoka eyabadde esimbiddwa okumpi n’eddwaaliro ly’e Mulago....

Tamalemirundi 220x290

Tamale Mirundi agobye abamulambula...

Mikwano gya Tamale Mirundi betwayogeddeko nabo baategeezezza nti obulwadde Tamale bwamwetamizza abantu era mu bamu...