TOP

Mourinho alangiriddwa ku gw'okutendeka Spurs

By Musasi wa Bukedde

Added 20th November 2019

Kyaddaaki ssentebe wa Tottenham (Spurs), Daniel Levy yakutte ku mmanduso n’agoba omutendesi Mauricio Pochettino olwa kye yayise ‘okukola obubi ennyo ku kisaawe’.

Mourinhowasattractedbythequalityofthespurssquad 703x422

Jose Mourinho, eyagobwa mu ManU mu December w’omwaka oguwedde asikidde Pochettino, eyatuusa Spurs ku fayinolo ya Champions League sizoni ewedde.

Kino kiddiridde ssentebe wa Tottenham (Spurs), Daniel Levy yakutte ku mmanduso n’agoba omutendesi Mauricio Pochettino olwa kye yayise ‘okukola obubi ennyo ku kisaawe’.

Spurs ya 14 mu Premier eya ttiimu 20 nga tennawangula mupiira gwa Premier gwonna ku bugenyi omwaka guno ate ng’erina obubonero 14 mu mipiira 12.

Okugobwa kwa Pochettino kigambibwa nti kusinze kuva ku kulemwa kukwatagana na bazannyi baayo nga bassita bangi tebakyabuuzaganya.

Bano kigambibwa nti kuliko; Christian Eriksen, Jan Vertoghen, Toby Alderweireld, Sergie Aurier ne Danny Rose.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...