TOP

Mbappe agenda mu Real Madrid

By Musasi wa Bukedde

Added 20th November 2019

Real Madrid eri mu ssanyu olwa maama wa Kylian Mbappe, okutegeeza nga mutabani we bw’atajja kussa mukono ku ndagaano mpya mu PSG eya Bufalansa.

Mbappemother 703x422

Mbappe, y’omu ku bamusaayimuto abali ku ttunzi era Real Madrid erudde ng’emuperereza kyokka nga PSG temuta.

Nnyina Mbappe yagambye nti mutabani we amukooye e Bufalansa ng’ayagala agende mu ttiimu endala gy’ataayogedde.

Omutendesi wa Real, Zinedine Zidane y’omu ku bamatira Mufalansa munne (Mbappe) era kigambibwa nti bategese pawundi obukadde 342 okumuggya mu PSG mu June w’omwaka ogujja.

Ddiiru eno singa esonjolwa, Mbappe ajja kumenyawo Omubrazil Neymar mu bbeeyi. Ono PSG yamugula pawundi obukadde 198 okuva mu Barcelona.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...