TOP

Harry Kane akooneddemu Mourinho

By Musasi wa Bukedde

Added 26th November 2019

Ddala abantubalamu magoma (gavugira aliwo)!

Mourinhokane 703x422

Ddala abantubalamu magoma (gavugira aliwo)!

Omuteebi wa Tottenham (Spurs), Harry Kane agambye nti okusinziira ku bye yaakalaba mu mutendesi Jose Mourinho, bayinza okuwangulayo ekikopo sizoni eno.

Spurs yawangudde omupiira ogusooka ku bugenyi okuva mu January bwe yakubye West Ham (3-2) ku Lwomukaaga, Kane n’ategeeza nti, “Jose yandiba emmanduso y’ebikopo. Nkolerera kuwangula bikopo era omusajja ono ayinza okutuukiriza ekirooto kyange.”

Kane yagasseeko nti Mauricio Pochettino eyagobeddwa, abadde mulungi era yamukyaliddeko wiiki ewedde naye ku Mourinho alabye nga waliwo essuubi ddene ery’okuwangula Champions League oba FA Cup sizoni eno.

Kane y’omu ku baateebedde Spurs.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ev1 220x290

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa...

Ekikopo kya Kanyike Cup kitongozeddwa

Mayinjangaayimba 220x290

Mayinja yeeganye eby'okuwagira...

Yayogedde ku nkolagana ye n’aba NRM n’agamba nti ali ku mulamwa gwa kubaperereza kwegatta ku kisinde kya People...

Wanga 220x290

Muwala wa kkansala owa S5 bamutuze...

EKIKANGABWA kigudde ku kyalo Kisowera mu ggombolola y’e Nama mu disitulikiti y’e Mukono mu kiro ekikeesezza olwa...

Malawo 220x290

Ab’ewa Kisekka batabukidde Gavt....

ABASUUBUZI b’ekiwayi kya ssentebe Robert Kasolo ewa Kisekka bawadde gavumenti obukwakkulizo ku kabineeti kye yayisa...

Load 220x290

Aba LDU bakubye babiri amasasi...

ABASIRIKALE ba LDU bazzeemu okukuba abantu babiri amasasi ng’entabwe evudde ku bbiina ly’abantu abaabadde baagala...