TOP

Mourinho yayagadde kwebbulula - Gary Neville

By Musasi wa Bukedde

Added 26th November 2019

Eyali ssita wa ManU nga kati ayogera ku mupiira ku ttivvi, Gary Neville agambye nti omutendesi Jose Mourinho tayagalangako Spurs wabula yayagadde kubbulula linnya lye erigudde ennyo olw’okugobwa mu Chelsea ne ManU.

Garyneville 703x422

Yagasseeko nti, “Mourinho gwe mmanyi obulungi ng’ayokya tayinza kukkiriza ttiimu nga Spurs naye yeesanze mu mbeera ng’agudde nnyo era kati anoonya kudda ngulu.”

Wiiki ewedde, Spurs yakansizza Mourinho okusikira Mauricio Pochettino eyalemeddwa okusitula ttiimu eno nga yabuliddwa obuwanguzi mu Premier ku bugenyi okuva mu January.

Mourinho yatandise bulungi egya Spurs bwe baawangudde West Ham ggoolo 3-2 ku bugenyi ku Lwomukaaga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mathiaskatamba 220x290

Katamba alondeddwa ku bwassentebe...

Katamba alondeddwa ku bwassentebe bwa Uganda Bankers Association

Multi10 220x290

Aba Multiplex bazzeemu okukola...

Aba Multiplex bazzeemu okukola lisiiti ne zinyooka

Ken1 220x290

Sipiika alagidde ministry ya Foreign...

Sipiika alagidde ministry ya Foreign affairs okuyamba Kenzo akomewo eka

Jud1 220x290

Jude Color Solution ekakasiddwa...

Jude Color Solution ekakasiddwa okufulumya masks

Images 220x290

Biibino ebibuuzo ebikyebuuzibwa...

Abantu abakwatibwa bajjanjabibwa kumala bbanga ki okuwona? Kisinziira engeri obulwadde buno gye bubeera bukukosezzaamu....