TOP

Hazard asuubizza aba Chelsea

By Musasi wa Bukedde

Added 14th December 2019

Hazard agamba nti bw'aliba avudde mu Real Madrid, ayinza okuddayo mu Chelsea.

Hazard333 703x422

Hazard ng'ali mu mujoozi gwa Real ate ku ddyo ng'ali mu gwa Chelsea

EDEN Hazard, asuubizza okuddayo mu Chelsea, ng’amalirizza emirimu gye mu Real Madrid. Hazard yeegatta ku Real sizoni eno kyokka agamba nti amaaso, akyagatunuulizza Chelsea era ne kooci wa Chelsea, Frank Lampard, amukolera.

Mu kiseera kino, Hazard akyalina obuvune bwe yafunye mu kakongovvule ng’azannyira Real bwe yabadde ettunka ne PSG mu Champions League omwezi oguwedde.

Omuwagizi wa Chelsea omu, Frank Khalid yayogeddeko naye era Hazard n’amubuulira nti; “Bwe naamala egya Real, nja kudda mu Chelsea.”

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lim1 220x290

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako...

Ennyonyi ya UPDF egudde n'etemako omujaasi omutwe ne gubula

Wez1 220x290

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza...

Alipoota ya TWAWEZA yennyamiza eri abantu be Buikwe

Fut2 220x290

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga...

Ssenga alaze obulabe obuli mu kulaga abaana ebikolwa eby'ekikaba

Fut1 220x290

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana...

Obulabe bw’omuzadde okulaga omwana baganzi be

Sad1 220x290

Engeri abazadde gye bayingiza abaana...

Engeri abazadde gye bayingiza abaana mu nsonga z’obwenzi