TOP

Everton yeesize Ancelotti

By Musasi wa Bukedde

Added 17th December 2019

Ancelotti yagobeddwa mu Napoli wabula Everton egamba nti ejja kugikolera

Ancellotti 703x422

Ancelotti

CARLO Ancelotti akomyewo mu Premier ng’omutendesi wa Aeverton. Ku Mmande, Ancelotti yabadde mu nteeseganya n’abakungu ba ttiimu era kisuubirwa nti essaawa yonna waakulangirirwa ng’asikira Marco Silva eyagobwa.

Everton, yagobeddwa Napoli wiiki ewedde nga mu Premier, yatendekako Chelsea mu 2009-2011 kyokka bukya atandika butendesi, yaakawangula ebikopo bya Champions League 3.

Kyokka nga tannaweebwa mulimu, Everton yasoose kutuukirira Unai Emery wabula n’agugaana. Emery yagobeddwa mu Arsenal. Omulimu yagugaanyi n’ategeeza nti k’awummulemu asooke yeetegereze ttiimu entuufu gy’alina okutendekeramu.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Masese11 220x290

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde...

Abagoba b'amato e Ssese nabo batadde wansi ebikola

Mabikengaanyonyolaabakampuniyacceccabakolaoluguudolwabusegampigi 220x290

Kkampuni y'Abachina esenze ebirime...

ABAKOLA oluguudo lwa Busega – Mpigi basenze ebirime by'omutuuze n'alaajanira UNRA okumuliyirira.

China1 220x290

Abachina abaakwatiddwa babagguddeko...

POLIISI yakwongera emisango emirala ku Bachina abaatwaliddwa mu kkooti ku Lwokutaano ne basindikibwa e Luzira....

Kangaliyapoliisingaesazeekoekigokyempigiewabaddemmisa 220x290

Poliisi eggalidde Faaza lwa kujeemera...

POLIISI esazeeko Faaza Kiibi ng'akulembeddemu mmisa mu Klezia y'ekigo ky'e Mpigi n'emukwata n'atwalibwa ku poliisi...

Kab18 220x290

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo...

Kabaka ayimirizza abakozi b’e Mmengo