TOP

Luwagga agenze Israel

By Ismail Mulangwa

Added 10th January 2020

Hapoel Kfar Saba FC eri mu kifo kya 13 ku ttiimu 14 eziri mu liigi y’e Israel nga bakyaliza mu kisaawe kya Levita Stadium.

Kizito 703x422

Luwagga Kizito

OMUWUWUTTANYI wa Cranes, Kizito Luwagga yeegasse ku Hapoel Kfar Saba FC ezannyira mu liigi ya babinywera e Israel.

Eno kiraabu ya munaana Luwagga gye yakegattako e Bulaaya bukya ava mu Vipers SC mu 2012. Azannyiddeko; Leixoes, Sporting Covilha, CD Feirense ne Rio Ave (nga zonna za Portugal).

Luwagga abadde azannyira mu CMS Politehnica Lasi e Romania ng’eno yamwazika BATE Borisov ey’e Belarus ne Shakhtar Karagandy ey’e Kazakhstan gy’abadde sizoni ewedde.

Hapoel Kfar Saba FC eri mu kifo kya 13 ku ttiimu 14 eziri mu liigi y’e Israel nga bakyaliza mu kisaawe kya Levita Stadium.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

760c92ca9f694295837ec90b52ac134f 220x290

Ssekiboobo aziikiddwa mu kitiibwa...

Omwami wa Kabaka ow'essaza ly'e Kyaggwe eyawummula, Ssekiboobo Alex Benjamin Kigongo Kikonyogo olwaleero aziikiddwa...

A84388d55eaa4efa9fcc00052969dc53 220x290

Omuyimbi Grace Ssekamatte alwanaganye...

Omuyimbi Grace Ssekamatte omu ku ba dayirekita ba Golden band asiibuddwa okuva mu ddwaaliro gy’amaze wiiki nnamba...

Cor 220x290

Beerumirizza okusaddaaka owabbooda...

OMUTUUZE eyasaddaakiddwa ne bamusuula mu kinnya okumpi n’ekyuma ky’omugagga Ephraim Bbosa, akwasizza abantu bana...

Tra 220x290

Eddagala lya ARV’S lisobola okulwanyisa...

OLWALEERO tewali ddagala ttuufu lyazuuliddwa okuba nga lijjanjaba obulwadde bwa COVID 19 .

Tabu 220x290

Ziizino endwadde endala ezirina...

ABANTU 44 baakakasiddwa mu Uganda nga balina ssennyiga omukambwe (coronavirus) era bajjanjabwa nga n’abalala bateekeddwa...