TOP

Eya Cricket ewangudde engule ya USPA

By Silvano Kibuuka

Added 14th January 2020

Cricket Cranes yamezze ttiimu y’abawala ey’omupiira gw’abali wansi w’emyaka 17 ku bugoba 495-490. Mu kyokusatu mwabaddemu Ndejje University.

Cricket 703x422

Abawala ba cricket nga bajaganya.

Bannamawulire abasaka ebyemizannyo nga bali wansi w’ekibiina ekibagatta (USPA) balonze Cricket Cranes ku kirabo kya munnabyamizannyo eyasinga okukola obulungi omwezi oguwedde.

Cricket Cranes yamezze ttiimu y’abawala ey’omupiira gw’abali wansi w’emyaka 17 ku bugoba 495-490. Mu kyokusatu mwabaddemu Ndejje University.

 bamu ku bannamawulire mu kulonda Abamu ku bannamawulire mu kulonda.

 

Obuwanguzi, Cricket Cranes yabutuukako mu mpaka za ICC World Cricket League mu Oman ng’empaka zino zaalimu amawanga ataano (5).

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...