TOP

Ab'obuzito balaze ttalanta

By Silvano Kibuuka

Added 27th January 2020

Abasituzi b’obuzito balaze talanta mu mpaka za Kisugu Open Bonanza ezigguddewo kalenda ya 2020 nga zeetabiddwamu abazannyi 35 ku ssomero lya St. Agnes P.S e Kisugu.

Mufunire 703x422

Zeetabiddwamu abasajja 25 n’abakazi 10 abaddukanya omuzannyo aba Uganda Weightlifting Federation (UWF) bwe balabidde abazannyi abasobola okukiikirira eggwanga mu mpaka z’ensi yonna ez’obusiraamu ezigenda okubeera ku ggwanga lya Azerbaijan omwezi ogujja.

Zubair Kubo eyawangulira Uganda emidaali gya zaabu esatu mu All Africa Games alaze talanta bw’asitudde kiro 302 n’ayongerako emu ku ze yasitula mu All Africa Games.

Wabula agambye nti yandibadde asingawo singa teyafuna buvune mu kutendekebwa.

Empaka era ziraze abasituzi abato abawala n’abalenzi abatunuuliddwa okukiikirira eggwanga mu mpaka ezitali zimu mu maaso.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sam2 220x290

Sam Mukasa ayingidde goloofa ye...

Yiino goloofa ya Sam Mukasa eyogeza banne obwama!

8714805438505141082996706452061019224145920o 220x290

Museveni ne Kagame basisinkanye...

Kyaddaaki Pulezidenti Museveni ne mukulu munne owa Rwanda, Paul Kagame beefumbye akafubo ku nsalo ya Uganda ne...

Kasa 220x290

Maama kalimunda tonyiga bbebi ennyindo...

ONO maama kalimunda tatya kunyiga bbebi nnyindo olw’engeri gy’akulukuunya olubuto lwe ku musajja.

Omukyalangaatudde 220x290

Laba byana biwala ebyanywa amata...

Bw’oba otambula, osanga ebyana ebitambulira mu bibinja nga byesaze obugoye obukulengeza ‘waaka’ nga ‘n’ebithambi’...

Firimu 220x290

Eyali asoma obwafaaza alumbye Mbarara...

FERDINAND Lugobe Pike eyabulako akatono okufuuka omusosodooti ayingidde ekisaawe ky’okuzannya Ffirimu.