TOP

Ttiimu ya Uganda eya Cricket egenze Buwarabu kutendekebwa

By Silvano Kibuuka

Added 9th February 2020

Ttiimu y’eggwanga eya Cricket agenze mu Buwarabu ne Buyindi okwegezaamu n’okutendekebwa okwetegekera empaka ezitali zimu omwaka guno.

Cricketflaggedfeb72020bukedde4 703x422

Esitudde enkya ya leero (Ssande) n’abazannyi 14 ku lugendo lw’eneemalako kumpi omwezi gwonna ng’ekwasiddwa bbendera omumyuka wa ssabawandiisi wa National Council of Sports (NCS), David Katende.

Bagenda kuzannyira e Qatar gye batuuka enkya wakati wa February 11-15 boolekere e Mumabi bazannye nga February 18-19 bafundikire  n’emizannyo ena e Sanjay nga February 21-25.

Uganda egenze kwetegekera mpaka za Africa eza Africa T-20 ezinabeera Nairobi mu March omwaka guno.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mat14 220x290

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi...

Eyali Minisita omubeezi ow'ebyobulimi Vicent Nyanzi adduukiridde ebitongole bya Gavument

Mus13 220x290

Abadde asomesa abaana mu nkukutu...

Abadde asomesa abaana mu nkukutu Poliisi emukutte

Bel1 220x290

Bella, ono ye taata bulamu?

Bella, ono ye taata bulamu?

Nop1 220x290

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus...

Eno ennyambala nayo erwaza Coronavirus

Wet1 220x290

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke...

‘Ziza Bafana okudda engulu asooke ave ku bitamiiza