TOP

Orlando Brothers bakakasizza okwetaba mu za Digi e Busiika

By Ismail Mulangwa

Added 12th February 2020

Orlando Brothers bakakasizza okwetaba mu za Digi e Busiika

Lan1 703x422

Orland Brothers bakafulu mu kubonga ddigi bakakasizza nga bwe bagenda okwetaba mu mpaka za Busiika Motorcross Challenge ku Ssande eno

Alon,Stav ne Aviv Orland abavugira mu mitendera egy’enjawulo basuubizza abawagizi baabwe okubawa ebipya bye bayize okuva mu mawanga ag'enjawulo okuli Israel,Amerika ne South Afrika.

 Abavuzi bano babadde betegekera empaka ez’omuzinzi e South Afrika ku lunaku lwe lumu ekibiina ekipya ekya Motorcycling Association of Uganda bwe kyatagekedde eza Busiika Motorcross Challenge,ne basalawo nti nazo baakuzetabamu.

Evas Orland maama w'abaana bano yagambye nti bakola bukubirire okulaba ng’abavuzi bano babeera ku lunaku mulindwa olwa ssande kuba basooka ku ttunka mu mpaka ze South Afrika ku lwomukaaga balinnyirewo ennyonyi enkeera babeere bataka mu ggwanga mu mpaka kafungula nkete eza Busiika Challenge.

Bano bali basemba okuwa abawagizi baabwe essanyu mu mpaka ezaali eza kasameeme eza Armed Forces Motorcross Championship mu October nga 6 omwaka oguwedde e Busiika.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lop2 220x290

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye...

Omusumba Bp. Silvester Kisitu asabye Bannayuganda okubeera abaweereza abalungi

Kuba 220x290

Minisitule efulumizza entegeka...

MINISITA w’Ebyenjigiriza n’emizannyo Janet Museveni azzizzaamu abazadde, abayizi n’abasomesa essuubi nti singa...

Kip1 220x290

Geo Steady ne mukazi we, Prima...

Geo Steady ne mukazi we, Prima omulamwa gwa Corona bagutegeera

Lab1 220x290

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa...

Fifi agabidde eb’e Ggaba eby’okukozesa mu kiseera kya Kalantiini

Shutterstockeditorial10434333bm 220x290

Coronavirus: Amerika kiri bubi,...

Corona ayongedde okwewanisa abantu emitima okwetooloola ensi yonna era Pulezidenti wa Amerika Donald Trump yalabudde...