TOP

Leero mazaalibwa ga Memphis Depay eyavuyiza mu Man-u

By Musasi wa Bukedde

Added 13th February 2020

Leero mazaalibwa ga Memphis Depay eyavuyiza mu Man-u

Dep1 703x422

Mephis Depay

Bya George Kigonya

OLWALEERO mazaalibwa ga ,Memphis Depay ag'emyaka 26. Mephis Depay nzaalwa ya Budaaki mu kitundu ekimanyiddwa nga Moodrecht era nga yazaalibwa nga 13.2.1994.

Omupiira yagutandikira mu kirabu y'okukyalo eya Moodrecht mu 2000 mweyava okwegatta ku Sparta Rotterdam mu 2003 ku myaka 8 joka paka 2006 PSV Eindhoven bweyamupasula. 

Mu PSV Eindhoven yakolerayo erinnya n'akamala era mu 2013 n'ayitibwa ku ttiimu y'egwanga gye yakasambira emippira 101 n'ateeba ggolo. 

Mu mwaka gwa 2015 yalondebwa ng'omuzannyi eyasinga bane abato mu nsi yona era mumwaka gw'egumu mweyegattira ku Manchester United ku bukadde bwa pound 25 (£25m) gye yamala emyaka 2 nga ebintu tebimutambulide bulungi ne yeegatta ku Lyon eya France nzga ya Captain wa Team eno mu kiseera kino

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Sit114 220x290

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba...

Gavumenti etandikidde Bwaise okugaba emmere

Fud1 220x290

Omugagga Ham awaddeyo obukadde...

Omugagga Ham awaddeyo obukadde 100 okudduukirira abali obubi olw'embeera ya Corona Virus

Denisonyango1703422 220x290

Coronavirus atta - Onyango

KAPITEENI wa Cranes, Denis Onyango, akubirizza Bannayuganda okwongera okwegendereza ssennyiga omukambwe 'COVID-19',...

Nakanwagigwebaalumyekoomumwa1 220x290

Emmere etabudde omukozi wa KCCA...

OMUKOZI wa KCCA alumyeko muliraanwa we omumwa ng’amulanga okutuma omwana okubba emmere ye, naye abatuuze bamukkakkanyeko...

Hell 220x290

Gav't etaddewo kampeyini ya ‘TONSEMBERERA’...

Gavumenti etaddewo kampeyini etuumiddwa “TONSEMBERERA” mw’eneeyita okutangira okusaasaana kwa ssennyiga wa coronavirus....